TOP
  • Home
  • All africa games 2019

All africa games 2019

Uganda yeemulugunyirizza Rwanda ku ky'ettemu...

Kino kyaddiridde abajaasi ba Rwanda okuyingira Uganda mu kabuga Hamisavu mu disitulikiti y’e Rukiga ne batta abantu babiri okwabadde Munnayuganda Alex...

Omusumba Kaggwa ayogedde ekiremesezza ettemu...

Yagambye nti omuntu alimu okwagala mu mutima tayinza kukwata mmundu wadde obutwa n’abissa mu by’okulya by’omulala

Byaggwa bitya: Ettemu ku Ssendi, Kiki ekyaddusa...

Ssendi eyali omutaka ku kyalo Jjimbo (mu yali disitulikiti y'e Mpigi kyokka kati Wakiso) yatemulirwa awaka we mu nfa eyaleka abatuuze nga beewuunya kyokka...

Hajji Nsereko Mutumba ayogedde ku bivaako...

Hajji Nsereko Mutumba agambye nti okuggyawo obukiiko ku byalo kye kivuddeko obutemu okweyongera mu ggwanga kubanga abantu tebakyalina mizzi mu mitima gyabwe....

Asse mukazi we abadde yaakafumbira emyezi...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Lwekisugi mu ggombolola y'e Malongo mu disitulikiti y'e Lwengo omusajja bw'atemyetemye mukazi abadde yaakamala mu ddya emyezi...

Omugagga w’omu Kampala bamukwatidde Rakai...

POLIISI y’e Rakai ng’eyambibwako ey’e Kyotera bakutte omugagga w’e Kawempe mu Kampala, Asuman Musoke.

Ayogedde engeri gye yatumbubuddemu muganzi...

Ku Lwomukaaga Nabaggala lw’afa, nagenda ewuwe okumwetondera oba nnina ensobi gye nnali nkoze. Bwe nnatuuka awaka yatandika kukuba nduulu ne mubuuza enduulu...

Engeri maneja wa wooteeri ku Arua Paaka mu...

MANEJA wa wooteeri olwattiddwa, aba famire beetegerezza ebyabaddewo era ne bagamba nti abaamusse baamulanze mukazi enzaalwa y’e Rwanda gwe yaganza.

Atemyeko bba omutwe omulambo n'aguziika mu...

Entabwe yavudde ku ssente emitwalo ataano omukazi ze yakozesezza nga tagambye bba ekintu ekyabatabudde okukkakkana ng'amubaaze ng'omukinjaagi abaaga embuzi!....

Asse mukama we n’awera okutta abalala 3

OMUSAJJA asse mukama we abadde amukozesa mu kirombe ky’omusenyu ne yeewaana nga bwatagenda kukoma kw’omu yekka ajja kutta n’abalala basatu.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1