TOP
  • Home
  • Amawulire, bukedde, soma,

Amawulire, bukedde, soma,

Abaana 3 bajjiiridde mu nnyumba nga maama...

MAAMA azirikidde mu bbaala e Mbikko oluvannyuma lw’okufuna amawulire nti, abaana be basirikkidde mu muliro ogwakutte ennyumba yaabwe.

Ndejje eyagala kweddiza bwa kyampiyoni mu...

YUNIVASITE y’e Ndejje ba kyampiyoni b’emizannyo gya yunivasite za Uganda sizoni nnya ez’omuddiring’anwa boolekedde okweddiza obwa nnantameggwa omwaka guno....

Engeri Mukoka gye yakuluggusizza emmaali...

Enkuba eyakedde okufukumuka ku Lwomukaaga yavuddeko mukoka ow’amaanyi okukuluggukira mu maduuka g’abasuubuzi omwabadde; agasabgibwa ku Blue Room, Qualicel,...

Bano abaana banoonya magombe?

ENKUBA efudemba ennaku zino eyombya abantu naddala abasula mu bifo ebikosebwa amazzi nga Bwaise, Lufuka n’ebitundu ebimu eby’e Najjanankumbi.

Christmas Special: Omusuubuzi weegendereze...

ENNAKU enkulu zikonkonye, era kati abasuubuzi batandise okwetala nga banoonya ebinaabafunira n’okubateera ensimbi mu nsawo sizoni eno nabo bagibale. Mu...

Ekyamazima ManU yatusinze eddiba - Guardiola...

Pep Guardiola, atendeka Man City akkirizza nga ManU bwe yasinze ttiimu ye okuzannya obulungi ku Lwomukaaga n’anokolayo Marcus Rashford ne Anthony Martial...

Abaana abamu ssi ba musajja, nkole ntya?...

Ssenga nnina abaana basatu era ndi mufumbo naye nkimanyi nti abaana bonna si ba mwami wange. Mbadde mu bufumbo nga buzibu ddala nga tewali ssente ate ng’omwami...

Muwala wa Nyombi Thembo asaliddwaako omukono...

FAMIRE ya Nyombi Thembo eyita mu kaseera kazibu oluvannyuma lw’abaana baabwe babiri okugwa ku kabenje.

Nneebaza Mukama okumpa omutuufu

MU buvubuka bwange, nalina omutima omunafu ku nsonga z’omukwano kubanga nali ntya abasajja olw’ebyo bye nnawuliranga abakyala bye baboogerera.

Eyanfunyisa olubuto mu kkanisa yanzirukako...

NNALI mmanyi nti abantu bye bagamba nti abasajja si beesimbu byabubalimba okutuusa bwe kyantuukako. Nze Juliet Mbwali Biyinzika 19, mbeera Bwaise.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1