Oluvannyuma lwa poliisi okuwa ekiragiro takisi okutambuza abantu 9 bokka, takisi ezimu mu ppaaka enkadde zitandise okuteeka ekiragiro Kino mu nkola ng'era...
POLIISI ye Kyebando mu Nansana ku Mmande ekiro yakoze ekikwekweto ku mabaala agaajeemedde ebiragiro bya Pulezdenti Museveni okukkakkana ng’abasoba mu 20...
Eddy Kenzo y’omu ku Bannayuganda abaasangiddwa ebweru wa Uganda era nga gabeesibye oluvannyuma lwa Pulezidenti okulagira ekisaawe kiggalwe nga teri nnyonyi...
POLIISI etandikiddewo okussa ekiragiro kya pulezidenti mu nkola bw’ensaze ababadde baggudde ebbaala nga batandise okukola n’ebayimiriza.
ABA People Power baleese obujulizi okulumiriza owa LDU gwe bagamba nti ye yakuba munnaabwe, Daniel Kyeyune amasasi agaamuttirawo e Nansana nga February...
ABATUUZE b’e Nammere - Mpereerwe batutte mutuuze munnaabwe Samuel Bukenya ku poliisi nga bamulumiriza okukwata omuwala gw'alabirira.
ABASERIKALE ba poliisi olwategedde nti waliwo omukyala muva Bulaaya eyabadde akomawo mu ggwanga ng’alina ssente, baamulondodde ne bamanya entambula ye...
RACHAEL Nankya asoma S6 mu Lugazi Mixed yakedde kweteekateeka maama we asobole okumuzzaayo ku ssomero yeegayirire bamukkirize agira asoma nga bw’anoonya...
Aba Poliisi baleeteddwa ku kkooti okukakasa akatambi k'omwana eyatulugunyizibwa
NNAKAWERE ow’omwezi ogumu gamumyukidde mu kkooti bwe bamusimbye mu kaguli ne bamusomera omusango gw’okukwata mu kabbo k’ekkanisa n’abbamu ssente z’ekiweebwayo....