EKITEETEEYI kya Rema Namakula kicamudde abadigize ate ne kireka abamu nga bawuniikiridde.
Ebisulo bibiri ebya Gayaza High School okuggya kyaddiridde okulabula eri abakulira essomero ku bulagajjavu obuyinza okuvaako abaana okufuna obuzibu essaawa...
POLIISI y’e Kawempe ekutte omukazi eyabbye bbebi w’eyali mukama we amutwalire muganzi we gwe yali yalimba olubuto.
KATIKKIRO wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye gavumenti ebunyise yintaneeti mu ggwanga kiyambe okutumbula ebyempuliziganya.
ABANTU abamu bakola emirimu mu ngeri y’okwegayaaza kyokka ne beesanga nga givuddemu ebibala bye baali tebasuubira era bangi abagaggawadde mu ngeri eno....
MBAKULISAAYO mwenna abaali mu mwoleso gwa Harvest Money ogutegekebwa Vision Groupat e Namboole, mmwe abaayitako ku mudaala gwaffe mwakola kya ttendo....
NNAMWANDU asobeddwa eka ne mukibira oluvannyuma lw'aba famile ya bba okumulumba ne bamugoba mu ttaka, ebintu bye byonna ne babyonoona.
Omuyimbi Pallaso bamuzingizza e South Africa ne bamukuba olw’ebigambibwa nti aliko omuwala eyabadde n’omusajja we gwe yabadde akwana.
POLIISI ekutte omusajja agambibwa okukuba Imaam w’e Iwemba, Bugiri Sheikh Masuudi Mutumba amasasi agaamusse n’atwala abasirikale gye yabadde akwese emmundu....
Mayinja bwe yatuukiriddwa yasoose kusambajja bimwogerwako nti yafuna ssente okulwanyisa People Power era n’ategeeza nti ekibatabudde kiri kimu – kuwuliriza...