ENZIGE ezaalumbye Uganda nga ziva e Kenya zongedde okusaasaana mu bitundu by’e Karamoja bwe zizinze disitulikiti y’e Nakapiripirit ne Nabilatuk.
GODFREY Mutabaazi amaze emyezi esatu ng’alwana okulaba nga Pulezidenti Museveni amwongera “kontulakiti” naye ne birema.
MAAMA azirikidde mu bbaala e Mbikko oluvannyuma lw’okufuna amawulire nti, abaana be basirikkidde mu muliro ogwakutte ennyumba yaabwe.
YUNIVASITE y’e Ndejje ba kyampiyoni b’emizannyo gya yunivasite za Uganda sizoni nnya ez’omuddiring’anwa boolekedde okweddiza obwa nnantameggwa omwaka guno....
Enkuba eyakedde okufukumuka ku Lwomukaaga yavuddeko mukoka ow’amaanyi okukuluggukira mu maduuka g’abasuubuzi omwabadde; agasabgibwa ku Blue Room, Qualicel,...
ENKUBA efudemba ennaku zino eyombya abantu naddala abasula mu bifo ebikosebwa amazzi nga Bwaise, Lufuka n’ebitundu ebimu eby’e Najjanankumbi.
ENNAKU enkulu zikonkonye, era kati abasuubuzi batandise okwetala nga banoonya ebinaabafunira n’okubateera ensimbi mu nsawo sizoni eno nabo bagibale. Mu...
Pep Guardiola, atendeka Man City akkirizza nga ManU bwe yasinze ttiimu ye okuzannya obulungi ku Lwomukaaga n’anokolayo Marcus Rashford ne Anthony Martial...
Ssenga nnina abaana basatu era ndi mufumbo naye nkimanyi nti abaana bonna si ba mwami wange. Mbadde mu bufumbo nga buzibu ddala nga tewali ssente ate...
FAMIRE ya Nyombi Thembo eyita mu kaseera kazibu oluvannyuma lw’abaana baabwe babiri okugwa ku kabenje.