Nnyina w'omuvubuka eyeesudde okuva ku kizimbe kya Mabiriizi Complex n'atafa alaajanidde abazirakisa okumusondera ku nsimbi ezijjanjaba omwana we asobole...
PRINCESS Amirah eyeegulidde erinnya mu kuyimba ennyimba z’omukwano, omuvubuka amukutte mu kiwato ne yeesika!
KANSALA Hamidu Yiga owa Makerere I mu munisipaali y’e Kawempe kirabika atambulira ku bajeti.
‘’Namugamba nti agenda kuba pulezidenti okumala emyaka 30 awummule . Era bwe namugamba awummule n’agaana ng’ayagala nnyongere okumuwagira alemereko kwe...
ELVIS Ssekyanzi yacamuse n’akwata mayiki n’atandika okukola emirimu gya MC.
Sam Kyeyune owa bodaboda ku siteegi ya Banada ku Mawanda Road ne Mariam Nangoobi ab’omu Ssebina zooni baddukidde ku poliisi y’oku Kaleerwe ne beekubira...