TOP
  • Home
  • Amawulire, kasalabecca,

Amawulire, kasalabecca,

Chozen Blood ne Winnie Nwagi kirabika bali...

ABAALABYE ekifaananyi kya Winnie Nwagi ng’atunuza ekyejo manya ng’atunuza amaaso agaloola bwe yabadde ne Chozen Blood baakikoonyeemu nti ddala ababiri...

Kyokka Golola Moses of Uganda!

OMUKUBI w’ensambaggere Golola Moses of Uganda nga bwe yeeyita yajagalazza abantu bwe yalabiddwaako ng’ali n’omuwala ali mu kadaali ne beebuuza gye baabagattidde...

Ono si katono ‘abasibe’ bamwewagguleko

MWANAMUWALA ono y’omu ku baabadde balya obulamu ku kivvulu ekyatuumiddwa Floral & Cocktail Party ekyabadde ku Jahazi Pier e Munyonyo.

Enjawulo etabudde Aganaga ne Chris Johnz...

NGA tegunnawera mwaka ng’abayimbi Aganaga ne Chris Johnz batadde emikono ku ndagaano ey’okukolera awamu, baawukanye nga baabigwo ng’eno bwe beerangira...

Kyokka mwana ggwe Lydia Jazmine!

MWANAMUWALA Lydia Jazmine abamu gwe bayita muninkini wa gundi yamalayo. Akola bimusanyusa nga tafuddeyo ku bantu bye boogera.

Ekyana kitunuzza Kalera mu mbugo n'awunga!...

Kazannyirizi Daniel Kalera okuva e Busoga yakiguddeko. Omuwala amutuuzizzaako ‘tabo’ n’amutunuza mu mbuga agenze okuva wansi ng’ayogera ebitakwagana.

Tondaba akanyiriro embeera mbi - Kitooke...

HARUNA alombojjedde Sipapa ebizibu by’ensimbi byatubiddemu olw’okwenyigira mu by’obufuzi.

Gravity Omutujju amaze n’alaga amubiita

KYADDAAKI Gravity Omutujju alaze mukyala we mu lujjudde n’ategeeza nga bwe bagenda okwanjula mu January wa 2020 mu maka ga bazadde b’omukazi e Nansana....

Recho Rey naye engoye zimusiiwa

OMUYIMBI Recho Rey yeerabidde okwambala engoye n’agenda mu kivvulu ng’ali mu kawale, akaleega n’agoye akalinga akatimba ke yeesuliddeko olwo n’asibako...

Ssebo nkooye okusula mu loogi mpangisiza...

ABAAGALANA batabukidde ku poliisi omukazi n’alangira Taata w’omwana we obwenzi n’okumuteeka mu loogi ge yafuula amaka ge.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1