TOP
  • Home
  • Amawulire, kasalabecca,

Amawulire, kasalabecca,

Bano emigaati balya damegi?

OBA bwavu oba kwagala bya layisi? Nze naawe. Abatuuze b’e Namuwongo donati n’emigaati emiramba kirabika gibawunyira zziizi nga baasigala kweriira damegi....

Buchaman kyaddaaki azuukidde!

OMUYIMBI Buchaman yakuba ennyimba nga ‘‘Abakyala lwaki temummattira, Kyagula Ssada, Bannakampala’’ n’endala.

Eyakutte omukazi ku bisambi bamutanzizza...

OMUVUBUKA eyalinnye takisi n’atuula n’omuwala ayambadde akagoye akampi n’akemebwa n’amukwatirira ebisambi agudde ku kyokya.

Walukagga ne Mariach kirabika tebaabakubira...

ABAYIMBI ne bakazanyirizi batadde abagagga ku nninga nga babasabiriza ssente era abamu obwedda baziggyayo lwa nnaakola ntya.

‘Libbi ggwe genda olye enkoko yo’

WAABADDEWO vvaawompitewo nga poliisi y’e Mayuge erwanagana n’abantu abaagudde ku muvubuka ekiyiifuyiifu ne bamukuba emiggo ne bamutulisa emimwa n’okwagala...

Ani ono alingiza mu nsawo ya minisita?

EYEESITUKIDDE tannywa matabangufu... Akulira ebyenjigiriza mu Kalungu, David Bbaale Mukasa yasemberedde minisita wa Kampala, Beti Oliva Nnamisango Kamya...

Ab'e Kinoni - Lwengo balya mabidde, amatooke...

WADDE enkuba etonnya mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu nga ne mu bimu mutandise okuddamu emmere, akatale k’abalimi e Kinoni akajjulangamu amatooke, mu...

Abasawo bagaanyi Chris Evans okuddamu okwogerera...

ABABBI bateeze omuyimbi Chris Evans ne bamukuba ennyondo ku mutwe. Baamulese ataawa ne bamubbako mmotoka ye ekika kya ‘Wish’ ne babulawo.

Muk’omusajja amutuusizza ku kitanda

SSAALONGO akiguddeko abatuuze b’aludde ng’abaagalira abakazi bwe bamukutte lubona ne muk’omusajja omulala ne bamukuba emiggo egimutuusizza ku kitanda e...

Muwala mpolampola empale tekupasukako

JENNIFER Akandida muwala eyanywa amata n’agakkuta. Omubiri gwe tegunyoomebwa kyokka bw’atandika okwecangira ku siteegi oyinza obutakkiriza nti y’oyo ‘bbiigi...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1