TOP

Amerika

Amerika ewadde Uganda obuwumbi 317 okuyamba...

AMERIKA ewadde Uganda ensimbi za Uganda eziwera obuwumbi 317 okuyamba mu kulabirira abanoonyi b’obubudamu abali wano.

Amerika egaanyi okutendeka aba poliisi n'amagye...

Kyategeezeddwa nti abakwatibwako abaaganiddwa okwetaba mu kutendekebwa balina akakwate n’obuvuyo obwali mu Arua mu August 2018. Kyokka abamu ku bo baagambye...

Ronaldo ateebedde Juventus

Ronaldo, ateebedde Juventus leero ku Lwomukaaga wadde ali mu birowoozo oluvannyuma lw'omuwala Mayorga okumulumiriza okumukakaka omukwano.

Abamerika bongedde okussa akazito ku Gavt....

ABABAKA babiri aba Palamenti ya Amerika (House of Representatives) bawandiikidde omubaka wa Uganda mu Amerika nga baagala Gavumenti emenyewo emisango egyaggulwa...

Bebe Cool agenze mu Amerika kusakira balwadde...

Bebe Cool agenze mu lukung’ana lw’ekibiina ky’amawanga amagatte (UN) kusakira balwadde bakafuba ssente za bujjanjabi.

Sheebah alaludde Bannayuganda mu Amerika....

Sheebah alaludde Bannayuganda mu Amerika.abakubye emiziki egibafuukudde.

Bannayuganda mu Amerika bagenda kusabira...

BANNAYUGANDA abali mu Amerika bategese okusabira omubaka Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Win mu kibuga Boston leero ku Ssande nga Sepetember 16 ,2018....

Embeera ya Bobi Wine ecamudde abawagizi be,...

EMBEERA y’omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) eyongedde okulongooka ekicamudde abawagizi be era kati bangi beesunga lunaku lw’akomawo mu Uganda....

Abasawo b’omu Amerika bawadde Bobi Wine ebiragiro...

ABASAWO abakola ku mubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi (Bobi Wine) mu Amerika mu Washington DC bamuwadde ebiragiro ne bamulabula nti bw’abivaako...

Bobi Wine bamukozeeko

MUKULU wa Bobi Wine, Fred Nyanzi gwe baakazaako erya ‘Chairman Nyanzi’ agambye nti mu kiseera kino abasawo mu America bamaze okumwekebejja okuzuula ebitundu...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM