TOP
  • Home
  • Aminah zawedde

Aminah zawedde

Omusono gw'Omusama Deyonce gutabudde abadigize!...

Yalese abantu ababadde ku mpaka za bassereebu ez’okwambala ku Serena Hotel wiiki ewedde nga bamunyeenyeza mutwe olw’omusono gwe yeesaze nga kumpi alinga...

Abeesenza ku ttaka ly'Olubiri 200 babazinduukirizza...

ABATUUZE abasoba mu 200 e Kabowa baasigadde mu maziga, oluvannyuma lwa bawannyondo ba kkooti okumenya amayumba gaabwe ne babakasukira ebintu ebweru.

Kiki ekibuzizza ssente mu Bannayuganda!

Bw’oyingira supamaketi n’emitwalo 10 oyinza okuvaayo n’obuntu obutajjuza wadde akaveera.

Bazadde ba Chameleon batabuse: Taata yeegaana...

EKIMU ku bitabudde taata wa Chameleone ne nnyina, ye mwana taata gwe yeegaana kyokka nga maama akalambira nti muzeeyi Gerald Mayanja y’amuzaala.

Wuuno nnakayala akyusa abasajja ng'ebikooye...

WUUNO nnakyala eyeefudde luliira mu nnyana. Wadde akuliridde naye tagwa kwetaba ku bubaga bwa bayizi ba yunivasite obumanyiddwa nga “Campus Nite" Nnakyala...

Ssente zitabudde aba FMU

OLUVANNYUMA lwa pulezidenti w’ekibiina ekitwala omuzannyo gw’emmotoka ne ddigi z’empaka ekya FMU okuwakanya ensimbi ezigenda okusoloozebwa mu mpaka za...

Pulezidenti Museveni ayise ababaka ba NRM...

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ayise ababaka ba Palamenti ab’akabondo ka NRM mu lukiiko olugenda okuyindira mu maka g'Obwapulezideenti e Ntebe leero...

Beeyamye okukwasiza ku Gavt. okulwanyisa...

Aba Grain Council basuubizza okukolagana ne Gavumenti okulwanyisa enjala ekudde ejjembe naddala mu byalo

Akubyekubye mukazi we n'amwokyera n'engoye...

POLIISI y’e Nansana mu Wakiso ekutte omusajja agambibwa okukuba n’okwokya engoye za mukyala we.

Nze ku musajja omulungi kwenfiira

Ky’ogamba omulungi ne bw’aba mwavu nga kiwedde? Oteebye, nze omusajja omulungi aba amaze ebirala bijja luvannyuma.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1