TOP

Ann zziwa

Eyawangula Minisita Otafiire aggaliddwa emyezi...

OMUBAKA wa Ruhinda mu Palamenti, Dononzio Mugabe Kahonda , eyamegga Minisita Kahinda Otafiire mukamyufu ka NRM disitulikiti y’e Mitooma aggaliddwa emyezi...

Kadaga asindise ababaka e Nalufeenya okubuuliriza...

SIPIIKA Rebecca Kadaga alagidde akakiiko ka Palamenti ak’eddembe ly’obuntu okugenda e Nalufeenya okubuuliriza ku byogerwa nti abasibe abatwalibwayo batulugunyizibwa...

Omwaka mulamba ogwa Palamenti; Baabano ababaka...

Ku babaka ba Buganda abasoba mu 100, bwe twataganjudde ebiwandiiko bya ‘Hansard’ ne tuzuula ababaka ababadde mu Palamenti omwaka mulamba nga kyenkana bali...

Omwaka mulamba ogwa Palamenti; Mubaka ki...

Mu kitundu kyaffe ekisoose, BukeddeOnline akuleetedde ababaka abava mu kitundu kya Buganda nga bwe baateseezezza mu mwaka gwa Palamenti ogusoose.

Ababaka batadde Katikkiro ku nninga ku ky'abasuula...

ABABAKA batadde Katikkiro Dr. Ruhakana Rugunda ku nninga annyonnyole Gavumenti ky’ekozeewo okulwanyisa abazigu b’ebijambiya abasuula ebibabulwa n'okutemula...

‘Twagala kumanya ssente eziva mu mafuta’...

ABAKULIRA ebibiina by’obwannakyewa basabye Palamenti esse ku nninga minisitule y’ebyensimbi eyanjule ssente eziba zivudde mu mafuta buli luvannyuma lwa...

Abooludda oluvuganya ssi balabe ba Gav't...

AKULIRA oludda oluvuganya gavumenti mu Palamenti, Winnie Kiiza agambye nti ab’oludda oluvuganya ssi balabe ba gavumenti.

‘Nze nnafuna obukadde 65 bwokka ku buwumbi...

OMUWANDIISI w’eggwanika lya Gavumenti, Keith Muhakanizi ategeezezza ababaka ba Palamenti nti ye obutafaanana ng’abanene abamu abaafuna ssente ennyingi...

Ngobye aba Park Yard, abalala nzija - Kamya...

EBY’OKUSENGULA abasuubuzi ba Park Yard biteeseddwaako mu Palamenti, Minisita wa Kampala Beti Kamya gy’asinzidde ne yeewaana nti essanyu lijula okumwabya...

Embeera z'ennyonnyi ezitambuza Museveni zeeraliikirizza...

ABABAKA beemulugunya ku nsimbi ezirabirira ennyonnyi ezitambuza Pulezidenti Museveni okuli eya nnamunkanga n’endala entongole (jet); bagamba tezimala...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM