TOP
  • Home
  • Asiika obulamu

Asiika obulamu

Eddwaaliro ly’abakazi n’abaana bokka ligguddwaawo...

EDDWAALIRO ly’abakyala n’abaana eriri ku mutindo gw’Ensi Yonna era nga lisuubirwa okukendeeza ku bizibu ebivaako abakyala okufiira mu ssanya lizimbiddwa...

EBYOBULAMU: Obuwumbi 2,359 n’obukadde 36...

Omutemwa gw’ensimbi Minisitule ey’Ebyobulamu z’eweereddwa mu bajeti empya guli obuwumbi 2,359 n’obukadde 36 (ebitundu 7.3 ku 100).

Butto wa kasumaali asumulula ppata z’obwagazi...

OMUNTU eyali alidde ku piraawo, olina okuba nga walya ku kasumaali (clove), kubanga kye kimu ku birungo ebibeera mu piraawo masala gwe bakozesa mu kufumba...

Ebivaako okuzimba n’okusiiyibwa ebitundu...

Abakyala abamu bwe babeera embuto naddala mu myezi egisemabyo batera okuzimba mu bitundu by’ekyama.

Minisita asabye abasawo okusomesa abantu...

UGANDA eddiridde nnyo mu kugemesa abaana endwadde zinnamutta ezimanyiddwa omuli olukusense, poliyo, akafuba, diptheria, akalaakiiro, tetenansi, obulwadde...

Engeri obujjanjabi bw’okubudaabuda gye buyambyemu...

OBULWADDE bwa siriimu bwe bumu ku bulwadde obukyasumbuwa Bannayuganda era abamu babufuna ne bateefiirayo kumira ddagala mu butuufu bwalyo ate abandi ne...

Abasawo balabude ku kuwa abaana abawere amata...

Abasawo balabudde bamaama ku kuwa abaana abawere amata g'ente nga bagamba nti ga bulabe eri abaana bano.

‘Nawasa ffembi tuli mbeerera naye ne tufuna...

Okutuusa essaawa ya leero, simanyi gye naggya kawuka ka siriimu kubanga ne mukyala wange bwe yafa mu 1993 buli omu yali asonga mu munne.

Omukungu alabudde abasajja okukomya okuyonka...

OMUKUNGU wa minisitule y’ebyobulamu avunaanyizibwa ku by’endiisa Samalie Namukose alabudde abasajja abamu okukomya okuyonka amabeere g’abakazi ng’agamba...

Endwadde 10 z’owona ng’olidde kaama

Endwadde 10 z’owona ng’olidde kaama

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM