Abakulira Premier basazeewo akatale k’abazannyi katandike nga July 27, ku lunaku oluddirira olunaaggalirwako liigi ya sizoni eno.
Puleesa yeeyongedde ku mutendesi wa ManU, Ole Gunnar Solskjaer bwe bagudde amaliri ne Aston Villa (2-2) ku Old Trafford ne bongera okumukubamu ebituli...
Derby eyagala kuwa Rooney mulimu, asikire Lampard eyagenze mu Chelsea
Luis Faria ne Terry eyaliko mu Chelsea nabo balowoozebwako.
Aston Villa, y'emu ku ttiimu ezaagala okugula Cahill kyokka eno ya Championship nga ye ayagala kuzannyira mu Premier.