TOP
  • Home
  • Bajeti ya 2017/2018

Bajeti ya 2017/2018

 Minisita Kasaija

Minisita Kasaija agumizza a...

Minisita Kasaija agumizza abantu ku bajeti

 Abamu ku baabadde mu kukubaganya ebirowoozo ku Bajeti eggulo. Owookubiri ku kkono ye Kato Lubwama, addiriddwa meeya wa Lubaga Joyce Ssebuggwawo n’eyali Katikkiro Muliika.

Bakubye ebituli mu bajeti e...

KATIKKIRO wa Buganda eyawummula, Daniel Muliika ne Victoria Ssekitooleko eyaliko minisita w’ebyobulimi n’obulunzi bakubye ebituli mu mbalirira y’eggwanga...

Abanywa enguuli babinikiddw...

Enguuli ekolebwa mu bintu ebirimwa mu Uganda bagyongeddeko omusolo gwa bitundu 60 ku 100 oba 5,000/- ku buli liita ate ey’emmandule bagitaddeko omusolo...

Kkampuni ya Bujagaali bagis...

Kkampuni eddukanya ebbibiro lya Bujagaali Hydro Power esonyiyiddwa omusolo ku magoba g’ekola okutuuka mu 2022.

Abanywa sooda bababinise om...

Sooda bamwongeddeko omusolo gwa bitundu 13 ku 100 oba 240 ku buli liita.

Gavumenti eggyeewo VAT ku b...

Gavumenti eggyeewo VAT ku bibajje ebikolebwa mu Uganda nga bikolebwa mu bintu ebiva wano mu Uganda.

Omwenge oguva ebweru bagwon...

Bbiya ava ebweru w’eggwanga nga ‘Malt Beer’, omuli Tusker, Guinness n’omulala, bamulinnyisizza omusolo okutuuka mu bitundu 60 ku 100 oba 1,860/- buli liita....

Aba beetingi bubakeeredde: ...

Beetingi ne zzaala yenna assiddwaako omusolo gwa bitundu 15 ku 100 ku lisiiti ewangudde, olwo aba kkampuni ya beetingi, Pool oba zzaala omulala bazikuhhaanye...

Bajeti ya Poliisi bagisaze ...

Bajeti ya Poliisi ya buwumbi 521 n’obukadde 928 ng’eno esaliddwaako obuwumbi 3 n’obukadde 841 okuva ku buwumbi 525 n’obukadde 769 ze yaweebwa mu bajeti...

Omuwi w'omusolo agenda kusa...

Omuwi w’omusolo agenda kusaasaanya obukadde 551 buli lunaku okuyimirizaawo amaka g’Obwapulezidenti.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)