Abatunda kaadi ezaagaliza abayizi obuwanguzi beemulugunya lwa KCCA kusengula takisi mu ppaaka enkadde ekisudde akatale k'ebyamaguzi byabwe olw'abantu okugenda...
Msgr. Charles Kasibante akubirizza abayizi okwekwata Mwoyo Mutuukirivu n'ebitone bye eky'amagezi n'eky'okutegeera abayambe okuyita ebibuuzo
Abayizi ba yunivasite ya Makerere bakubiriziddwa okukozesa amagezi ge bafunye okutandika kkampuni ezaabwe baleme okunoonya emirimu
Omubaka wa Pulezidenti e Butambala alabudde abayizi ku kukoppa n'abagamba bw'atajja kubawolereza nga bakutte ebigezo byabwe
Nabbambula w’omuliro asaanyizaawo ebisulo bya bayiizi ku ssomero lya City Land College erisangibwa e Kungu Matugga.
AKULIRA eby'enjigiriza mu Disitulikiti y'e Kalungu David Mukasa Bbaale, asabye amasomero nti gamuwagire mu kunnyikiza empisa ey'ekiddugavu mu bayizi nti...
ABAYIZI abasobye mu 3000 battikidwa ku ttendekero lya gavumenti erya Uganda management institute.
Ttiimu ya Alaska yeetisse empaka ezaategekeddwa okusiibula abayizi b'e Jinja okuva mu luwummula
Abasomesa b'e Kajjansi beekozeemu ekibiina okutumbula ebyenjigiriza
Abaabadde ab’okuddayo ku Ssande n’okutuusa kati abamu bakyali waka olw’ebisale okulinnya ate nga n’ebintu ebimu ebyasabiddwa biri ku buseere.