Omuwendo gw’abaagalana abatya okukola embaga gulinnye ebitundu 60 ku buli kikumi okuva mu 2002 okutuuka kati.
Kalyango yalemwa okusomesa mukibiina ssente azinoonyeza mu bulimi na bulunzi
Abasuubuzi b'ebyennyanja basanyufu olwa bbeeyi yaabyo okukka bakasitoma ne beeyongera.
Omwaka 2019 bwe gunaatambulira mu kukaaba obwavu kwe gutandise nakwo, ebyenfuna bya Uganda byandyeyongera okweraliikiriza bannansi.
Ennaanansi eyagulanga 5,000/-kati egula wakati wa 2,500/- ne 3,000/- ekikaabizza abasuubuzi mu butale.
Ekibiina ekigatta abalimi mu ggwanga, ekya Uganda National Farmers Federation (UNFFE) kivuddeyo ku bbeeyi eyateereddwaawo gavumenti okubagulako kasooli...