TOP

Bbeeyi

‘Mu kuvuga takisi nfunyeemu ennyumba’

KU Lwokusatu lunaku lw’abakyala mu nsi yonna. Omulamwa ku luno gugamba nti “Beera muvumu ku lw’enkulaakulana”. joseph Mutebi atuukiridde abakyala ab’enjawulo...

‘Baze ayagala kunzitira mu nju’

OMUKAZI wuuno alaajanye olwa bba bwe bamaze emyaka 14 okwagala okumuttira mu nnyumba amugobemu agikube bbeeyi.

Bagudde ku mulambo gwa mutuuze munnaabwe...

ABATUUZE b’e Kasozi mu ggombolola y’e Busukuma mu Wakiso bagudde ku mulambo gwa munnaabwe nga gupakidddwa mu ppipa y’amazzi.

Katikkiro Mayiga alambudde Mayanja Nkangi...

FAMIRE ya Mayanja Nkangi eyali Katikkiro wa Buganda boogedde ku mbeera y’obulamu bw’omuntu waabwe ne bategeeza nti abasawo bakola buli ekisoboka okulaba...

Abakulisitaayo bakubye omubuulizi lw'akubulankanya...

Abakulisitaayo balwanidde mu maaso g`omusumba Samuel Kiyingi oluvannyuma lw’okulumirizza omubuulizi Grace James Kafeero wamu n’akakiiko ke obutatambuza...

Omukuumi akubye omuzimbi amasasi ku kizimbe...

Eyatiddwa yategerekeseko erinnya lya Kashal ng’abade munnansi wa Congo era omu ku babadde abakozi b'okubizimbe ebyenjawulo mu Kampala.

Omwana Chameleon gwe yazaala ng’asoma asitudde...

Diana Yvonne Namayanja 19, agamba nti ye muwala wa Chameleone omukulu ng’ekiseera kituuse atandike okubeera mu maka ga kitaawe.

San-yo bulijjo anoonya Hajjati Madinah?

Hajjati Madinah Bibuuza n’Omuyimbi San Yo eyakuyimbira ‘mukyala Mugerwa, Nambayo’ n’endala bali luno.

Ebikonde bindi mu musaayi - Rukundo

Oluvannyuma lw'okukoma ku munaabo gw'okuwangula omudaali gwa Olympics, nnatandika okuzannya eby'ensimbi era ne tutuuka ku kukkaanya ne kitunzi Nick Elliot...

Mugabe yagoba UPDF e Congo nawonya Kabila...

Mu kitundu ekyokubiri, ku Pulezidenti ono asinga obukadde mu nsi yonna, tukutuusaako engeri gye yeeruka okutuuka okukulembera Zimbabwe n’entalo z’azze...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM