TOP

Bell jamz

Kayihura bamulumirizza ku mivuyo gy'okulinnyisa...

EYALI omuduumizi wa poliisi Gen. Kale Kayihura bamulumirizza nti yeetaba mu kulinnyisa amadaala g’abaserikale ba poliisi 100 mu ngeri etaagoberera amateeka....

Bp. Kaggwa avumiridde enjawukana mu booluda...

Omusumba w'essaza lya Masaka, John Baptist Kaggwa avumiridde enjawukana eziri mu bibiina by'obufuzi ebiri ku ludda oluvuganya gavumenti.

Abooludda oluvuganya mudda mutya mu gundi...

OMUKAZI Nakku eyaloga aba Opozisoni mu Uganda engoye akyaziwanise waggulu! Agamba nti akyabaloga okutuusa ng’abaleseemu kasala kkubo nga bamaze n’okutegeera...

Gwe baasanze abaaga enkima asattizza ekyalo...

ABATUUZE ku kyalo Lwemwedde mu Ggombolola y’e Masuulita mu Wakiso basattira. Balina mutuuze munnaabwe gwe baasanze ng’abaaga enkima.

Museveni akuutidde UWA ne Minisitule okutumbula...

Pulezidenti Museveni akuutidde Minisitule y’ebyobulambuzi wamu n’ekitongole Uganda Wildlife Authority (UWA) okulwana bw’ezizingirire batumbule ebyobulambuzi...

Ab'e Masanafu bayisizza ekiteeso okuwandiisa...

OLUKIIKO lwa Bukulugi zooni e Masanafu luyisizza ekiteeso okuwandiika abatuuze bonna abasula n’okukolera mu kitundu kino kibayambe okumanya abantu abatuufu...

Omukozi abbye bbebi wa muliraanwa

POLIISI e Lyantonde ekutte neggalira omukozi w’awaka agambibwa okubba omwana wa mwezi gumu n’ekitundu.

Jennifer Musisi bamuwadde omudaali

Jennifer Musisi afunye omudaali okumusiima emirimu gy’akoze ku kutumbula Africa mu byenfuna n’enkulaakulana.

Ssekandi atongozza amasannyalaze g’enjuba...

OMUMYUKA wa Pulezidenti Edward Kiwanuka Ssekandi asabye Bannayuganda okukuuma emirembe kisobozese bamusigansimbi okuleeta ssente zaabwe wano, eggwanga...

Kozesa enniimu okuzigula enkwawa

ENKWAWA kye kimu ku bitundu ku mubiri ebitera okukuusiira. Oluusi omuntu ne bw’aba mweru, era weesanga nga mu nkwawa waddugavu.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1