PULEZIDENTI wa DP, Nobert Mao asiimye ababaka; Paul Luttamaguzi Ssemakula, Maria Kabanda, Leandro Komakech, Deo Kiyingi ne Peter Okoth abaasigadde mu kibiina...
ABASERIKALE b’eggye ekkuuma byalo erya LDU, bazzeemu okukola ebikwekweto okufuuza abateeberezebwa okubeera abamenyi b’amateeka mu Kampala.
DP etegeezezza nti egenda kuyungula abajjulizi okuwolereza eyali Pulezidenti wayo era Katikkiro wa Uganda eyasooka Ben Kiwanuka omulangira David Wasajja...
ETTAKA okubadde amaka ga Ben Kiwanuka agaasendeddwa, ba mane lenda balitadde ku bbiriyoni ssatu baggyemu ezaabwe.
Ey'obugagga bya Ben Kiwanuka birugenze: Amaka g'e Kabusu bagasenze
Katumwa awagidde team ya Vision group
Atomedde omuntu ku Ben Kiwanika bamukutte atamidde