Kitara FC - Kataka United FC Kiboga Young FC - Ndejje University FC Gyonna giri Njeru technical center e Jinja. OLUVANNYUMA lw'emyezi 7 ng'ebyemizannyo...
OMUTENDESI wa Express FC Wasswa Bbosa akomezzaawo omuzannyi w’okumugugu owookuna Mahad Yahaya Kakooza.
UPDF FC eyaakasuumusibwa okujja mu liigi ya ‘Super’ etandikidde mu ggiya bw’esonjodde abazannyi munaana n’omumyuka w’omutendesi mu kaweefube w’okwetegekera...
MUSAAYIMUTO wa Proline FC Bright Anukani olwegasse ku KCCA FC mu liigi ya babinywera ne yeewera okulwanira ennamba asobole okugenda ku ppulo.
OBUNKENKE bweyongedde mu ttiimu ya Kansai Plascon ezannyira mu Big League, abakungu baayo bwe basazizzaamu endagaano z’abakozi b’omupiira bonna okutuusa...
OMUTENDESI wa Mbale Heroes FC emanyiddwa nga Kiboga Young mu Big League, Richard Makumbi atiisizza okusuulawo ttiimu eno ng’ayomba lwa bakamaabe butatuukiriza...
ONDUPARAKA FC mu liigi ya babinywera etandise kaweefube w’okwetegekera sizoni ejja 2020/21 bw’ewaludde abadde omutendesi wa Kigezi Home Boys eya Big League,...
MAROONS FC ne Tooro United zijulidde ku by’okusalwako mu liigi ya babinywera nga zigamba nti FUFA yazizzaayo mu bukyamu kuba liigi teyaggwa.
FUFA eweze ekisaawe kya Paidha, era n'etanzibwa olw'effujjo
Kitara ne Doves ezizannyira mu Big League zoolekedde okubonerezebwa lwakugaana kumalako mupiira