Ttiimu ya Wakiso Giants ekkiriziddwa okukozesa erinnya eryo nga yeetongodde ku Kamuli Park FC.
Omutendesi wa Proline omuggya, Shafiq Bisaso agambye nti agenda kuzimba ttiimu kabiriiti eneesobola okudda mu liigi ya babinywera sizoni ejja
TTIIMU ya Wakiso Giants eyaakasuumusibwa okujja mu Big League esudde abazannyi bonna 22 abagiyamba okuva mu Ligyoni n’ebasikiza abaaliko ba sitta mu Liigi...
" Tulina okuzannya Super League sizoni ejja"
TTIIMU ya Airtel Kitara FC eya Big League mu kibinja kya Rwenzori ezze n’ekiruyi ky’okwesasuza ggoolo 4-0 Nyamityobora FC gye yagiwuttula ku nkomerero...
TTIIMU ya Nyamityobora FC mu Big League ezze kukuuma likodi yaayo gy’etaddewo sizoni eno ey’okuba nga tannakubwamu mupiira gwonna mu sizoni eno.
KIRAABU ya Masavu FC okuva e Ntebe efuuse ttiimu esoose okusuumuusibwa okuva mu Big League okwegatta ku liigi ya babinywera mu ggwanga eya Azam Uganda...