EKISINDE kya People Power ekikulemberwa omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) kyongedde okukuba FDC awaluma bwe kibakukunuddemu omuntu omulala...
BOBI Wine azzeemu okukuba enkiiko ez’okwebuuza ku balonzi n’alaalika nti leero ali mu kibuga ky’e Lira gy’ategese okusisinkanira abantu.
AMAGYE ne poliisi basazeeko ffaamu ya taata wa Bobi Wine omugenzi Wellington Jackson Ssentamu e Gomba.
PULEZIDENTI Museveni agambye nti Bobi Wine mulabe wa Uganda mu nkulaakulana. Yagenda mu Amerika n’ayogerera Uganda amafuukuule ng’agaana Abazungu okujja...
FDC evuddeyo ku byavudde mu kunoonyereza nga biraga nti Bobi Wine asinza Col. Kiiza Besigye ettuttumu era nti asobola okumusinza obululu singa beesimbawo...
Harold Kaija, amyuka Ssaabawandiisi wa FDC yagambye nti Bobi Wine bw’abea ng’awulira nti yandyetaaze obuwagizi bwabwe alina kubawandiikira oba okujja ku...
DP esekeredde omutegesi w’ebivvulu Balaam Barugahara olw’okuwandiisa ‘People power’ ng’ekibiina ky’obwannakyewa n’egamba nti ali mu kwonoona biseera bye...
KAZANNYIRIZI Hussein Muyonjo Ibanda amanyiddwa nga Swengere owa Bukedde TV akutudde ddiiru ne Bobi Wine (omubaka wa Kyaddondo East) ng’amannya ge amatuufu...
Kyategeezeddwa nti abakwatibwako abaaganiddwa okwetaba mu kutendekebwa balina akakwate n’obuvuyo obwali mu Arua mu August 2018. Kyokka abamu ku bo baagambye...
EKIBIINA kya DP kivumiridde poliisi olw’okutabangula emikolo gyakyo egy’okujaguza obuwanguzi bwe kyatuuseeko mu kulonda kwa LC n’abakulembeze ba gavumenti...