TOP

Bobie wine

Bobi oluvudde mu kkomera n’agenda e Lira...

BOBI Wine azzeemu okukuba enkiiko ez’okwebuuza ku balonzi n’alaalika nti leero ali mu kibuga ky’e Lira gy’ategese okusisinkanira abantu.

Amagye gasazeeko ffaamu ya taata wa Bobi...

AMAGYE ne poliisi basazeeko ffaamu ya taata wa Bobi Wine omugenzi Wellington Jackson Ssentamu e Gomba.

Bobi Wine mulabe wa nkulaakulana, yagenda...

PULEZIDENTI Museveni agambye nti Bobi Wine mulabe wa Uganda mu nkulaakulana. Yagenda mu Amerika n’ayogerera Uganda amafuukuule ng’agaana Abazungu okujja...

FDC evuddeyo ku bya Bobi Wine okusinga Besigye...

FDC evuddeyo ku byavudde mu kunoonyereza nga biraga nti Bobi Wine asinza Col. Kiiza Besigye ettuttumu era nti asobola okumusinza obululu singa beesimbawo...

FDC esabye Bobi Wine agende e Najjanankumbi...

Harold Kaija, amyuka Ssaabawandiisi wa FDC yagambye nti Bobi Wine bw’abea ng’awulira nti yandyetaaze obuwagizi bwabwe alina kubawandiikira oba okujja ku...

DP esekeredde Balaam ku bya People Power:...

DP esekeredde omutegesi w’ebivvulu Balaam Barugahara olw’okuwandiisa ‘People power’ ng’ekibiina ky’obwannakyewa n’egamba nti ali mu kwonoona biseera bye...

Swengere akutudde ddiiru ne Bobi Wine

KAZANNYIRIZI Hussein Muyonjo Ibanda amanyiddwa nga Swengere owa Bukedde TV akutudde ddiiru ne Bobi Wine (omubaka wa Kyaddondo East) ng’amannya ge amatuufu...

Amerika egaanyi okutendeka aba poliisi n'amagye...

Kyategeezeddwa nti abakwatibwako abaaganiddwa okwetaba mu kutendekebwa balina akakwate n’obuvuyo obwali mu Arua mu August 2018. Kyokka abamu ku bo baagambye...

DP eyimirizza enkung'aana z'okutabaganya...

EKIBIINA kya DP kivumiridde poliisi olw’okutabangula emikolo gyakyo egy’okujaguza obuwanguzi bwe kyatuuseeko mu kulonda kwa LC n’abakulembeze ba gavumenti...

Gavumenti okuleeta ebizibiti mu gwa Bobi...

OMULAMUZI Yunus Ndiwalana owa kkooti ento e Gulu alagidde bambega ba gavumenti abali mu musango gw’omubaka wa Kyadondo East, Robert Kyagulanyi (Bobi Wine)...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1