BUKYA bbiici ya Bobi Wine eya One Love e Busaabala eggulwawo mu December wa 2009 temalangako kivvulu ku ssaawa 6:00 ez’ekiro era essaawa ezo Busaabala...
Olwalinnye ku siteegi ebyana ne bimusalako kyokka naye n’abiraga nti alina sitamina.
Essaza ekkulu erya Kampala nga lyeteekerateekera okujaguza emyaka 50 bukya litandikibwawo, litongozza oluyimba lw’emikolo olutongole.
OMUBAKA Robert Kyagulanyi (soma Bobi Wine) akiise ku Palamenti omulundi gwe ogusoose okuva lwe yalayira ku kifo ky’omubaka wa Kyaddondo East.
OMUBAKA Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) olwamaze okulayizibwa n’alinnuya ennyonyi emututte e Turkey okubaako emirimu gy’akola.
OLWALEERO Bobi Wine (Robert Kyagulanyi Ssentamu) lwalayizibwa ku bubaka bwa Palamenti obwa Kyaddondo East.
Bobi Wine mu kwogera ne Bukedde yayanukudde ebibuuzo 13 ebyamubuuziddwa.
EMMOTOKA y’abawagizi ba Bobi Wine egudde e Manyangwa, abantu basatu ne bawanukako ne bagwa.
OBUWANGUZI bwa Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) ku bantu bangi bwabadde busuubirwa era abamu olwewandiisa mu butongole nga May 31, 2017 ne balangirira...