OWA bodaboda eyabadde avuga endiima ng'atya okukwatibwa kafiyu, asimattuse okufa, bw'akoonye mmotoka n'atwalibwa mu ddwaaliro ng'ataawa. Badru Lubulwa...
Pulezidenti bwe yali awa ebiragiro ku kafiyu yategeeza nti bodaboda zirina okukoma okukola ku ssaawa 12:00 ez'olweggulo era Enanga yalabudde aba boda nti...
Omu bamutuze omulambo ne bagwokya mu maaso
EKITONGOLE kya Poliisi ekya Flying Squad kikutte lubona abavubuka babiri nga batunda boodabooda gye bagambibwa okubba ku nnannyini yo gwe baasoose okukuba...
ABOOLUGANDA baguddewo ekigwo, omuntu waabwe gwe babadde banoonya bwe basanze nga yattibwa.
Owa bodaboda abadde yeereega n’ayiwa amandaazi g’omusuubuzi agasasudde mu bulumi!
ABA LDU bazingizza abavubuka ababadde bagezaako okuwamba omuwala wa yunivasite, ne babakubamu amasasi okukkakkana ng’omu bamusse, ate omulala naakwatibwa....
Amawulire Bukedde g'akolako leero...
EKIBINJA ky'abatuuze n'abavuzi ba bodaboda e Lukaya mu Kalungu, bavumbiikirizza omuvubuka abadde abbye bodaboda ya munNaabwe ku lumbe ne bamukuba.
ABATEMU bateeze owa bodaboda ne bamusala obulago ne bamuleka ng’ataawa ne babulawo ne pikipiki ye.