TOP
  • Home
  • Bodaboda 2010

Bodaboda 2010

 Col. Atwooki Nduhura, eyakwatibwa amagye n'aggalirwa mu kkomera e Makindya ku by'okutta Kaweesi

Kkooti eragidde amagye ne P...

Kkooti Enkulu mu Kampala eyisizza ekiragiro eri omuduumizi w'amagye UPDF Gen. David Muhoozi , akulira ekitongole kya ISO Col. Frank Kaka Bagyenda n'omuduumizi...

Alumiriza aba Bodaboda 2010...

OMUKAZI avuddeyo n’alumiriza aba Bodaboda 2010 abakulirwa Abdallah Kitatta okumuttira omwana we ow’emyaka 17.

 Abaavunaaniddwa nga bali mu kkooti.

Bavunaaniddwa kwokya ofiisi...

ABAVUZI ba bodaboda abagambibwa okwenyigira mu bumenyi bw'amateeka omwali n'okwokya ofiisi za Bodaboda 2010 e Kyengera basimbiddwa mu kkooti ne basomerwa...

 Kitatta

Kitatta alina ke yeekoledde

ABDALLAH Kitatta musajja mugagga okusinziira ku bintu bye. Alina amaka gagadde ge yazimba e Kabojja Zooni B agabalirwamu obuwumbi bwa ssente, alina ama­yumba...

 Lubega (ku ddyo) eyeeyita ‘Kiwi’ ne munne ku mpingu mu kkooti e Mengo eggulo.

Babavunaana kwonoona bintu ...

ABA bodaboda abagambibwa okwoca ebintu mu ofiisi za Bodaboda 2010 bavunaaniddwa emisango okuli okwonoona ebintu, obwakireereese, okusaalimbira mu kifo...

 Aba NRM abamu e Lubaga lwe beekalakaasa ne bakunga abalala obutawa Kitatta kalulu.

Engeri Abdallah Kitatta gy'...

ABDALLAH Kitatta okutuuka ku bugagga bw’alina ayise mu bukuluppya obw’amaanyi n’abamu n’abaleka n’ebinuubule nga bakolima olw’engeri gy’abadde abaggyako...

 Abdallah Kitatta gye buvuddeko

Engeri Kitatta eyali omweti...

Bwe yali akyali mu ssomero, ekintu kye yali akuba obudinda byali bya Luwarabu naye ng'amasomo amalala gamugoya bwenvu.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)