TOP

Bright stars

Katemba eyabadde mu kuziika ssemaka ow’abakazi...

NNAAMUNGI w’omuntu yeetabye mu kuziika omugenzi Erisa Settuba eyalwanya abakazi mu kiseera bwe yali agenda okugattibwa ne mukyalamuto Teopista Nakakooza...

Minisita azzizza ab’e Gomba ku ttaka

MINISITA w’eggwanga ow’ebyettaka Persis Namuganza azzizza abatuuze ku byalo bibiri e Kitemu ne Nkwale mu bibanja byabwe gye baasengulwa.

Lutalo ne Eddy Yawe ebyabwe babikwasizza...

ABAYIMBI okwabadde David Lutalo, Ziza Bafana, Eddy Yawe, Dr.Propa, Joseph Ngoma n’abalala beeyiye mu kkanisa ya Piller of Fire International Ministries...

Abaazikiddwa ettaka e Bududa baweze 30

ETTAKA lizzeemu okubumbulukuka ku lusozi Masaaba mu disitulikiti y’e Bududa ebyalo bitaano ne bikosebwa ng’abantu 30 be bateeberezebwa okuba nga baafudde....

Kkamera gwe zaakwata ng’abba bbooda bamukutte...

OMUSAJJA kkamera za poliisi e Mukono gwe zaakwata ng’abbye boodabooda mu bitundu by’e Nansana-Ganda akwatiddwa mu bitundu by’e Kyenjojo gy’abadde yeekukumye....

Omunigeria Wizkid afuukudde abadigize e Kololo...

Abantu beeyiye ku Airstrip e Kololo mu kivvulu ky'Omunigeria Wizkid, mu kivvulu ekyatuumiddwa #DirtyDecember Ba 'slay queens ne slay kings' tebalutumidde...

Amagye gasazeeko ffaamu ya taata wa Bobi...

AMAGYE ne poliisi basazeeko ffaamu ya taata wa Bobi Wine omugenzi Wellington Jackson Ssentamu e Gomba.

Museveni ayongedde ggiya mu kulwanyisa obuli...

PULEZIDENTI MUSEVENI ayongedde ggiya mu kulwanyisa abali b’enguzi era n’awa amagezi abawa abantu emirimu mu bitongole bya Gavumenti baleme kukoma ku kutunuulira...

Fresh Kid akunze abato okweyiwa e Namboole...

Fresh Kid akyaddeko ku kitebe kya Vision Group n'akunga abazadde okuleeta abaana baabwe mu kivvulu kya Toto Christmas Festival ku Ssande eno e Namboole...

Ow'emyaka 12 bamusse mu bukambwe: Baasoose...

ABATEMU abatannategeerekeka bakkakkanye ku mwana abadde yaakawummula ne bamusobyako ne bamutta omulambo ne bagusuula mu lusuku.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1