Bryan White mu kiseera kino asizza ku byuma amaze wiiki biri mu ddwaaliro ly'e Nakasero kyokka embeera ye ekyagaanye okutereera ekitabudde abooluganda...
Bryan White byongedde okumwonoonekera
Bryan White y'omu ku bavubuka ababade bamansa sente gy'obeera ekyuma ekizikuba kibasula mmanju kyoka w'osomera bino kati amabanja gamukoma mu bulago!
Bryan White b'azze aneneng'ana nabo
Gaagano amabanja agafuukidde ezzike: Mulimu erya Mukula, omugagga Kirumira n'abalala
Sarah Matovu ye yamuwawaabidde ng’ayita mu bannamateeka be aba Kasirye, Byaruhanga Co Advocates. Ayagala amusasule ddoola 270,000 (mu za wano ziri 999,000,000/-.)...
BRYAN White, ebibye bibi. Kkampuni ya Capt. Mike Mukula emututte mu kkooti lwa kumuguza mmotoka ku doola 120,000 n’alemererwa okusasula ddoola 76,757....
OMUGAGGA Bryan White (Brian Kirumira) ne kkampuni ye eya Bryan White Foundation, kkooti ebawadde ennaku 14 zokka okuwaayo okwewozaako kwabwe mu musango...
OMUSUUBUZI w’e Kireka alumiriza Bryan White ( Bryan Kirumira) nnannyini Bryan White Foundation okugaana okumusasula obukadde 135, nga bwe yagenda okuzimubanja...
Bryan White nate akomyewo mu sitayiro.yeeyiyeemu Range Rover Vogue enddala n’akontola