TOP

Bufumbo

Abawala ennaku zino balemwa okufumbirwa.

Ebiremesa abawala okufumbirwa

Nazzikuno kyabanga kizibu omuwala okudibira ku luggya. Mu nsonga eno abazadde bombi baakwatibwangako naye nga okusingira ddala maama akwatibwangako nnyo...

 Ntenga ng'ayogera n'abaamawulire

Abawala si nte ze batunda m...

Musomese abaana abawala mu kifo ky’okubatunda ng'ente nga tebanneetuuka.

Nuwarinjuna (wakati) ng'alaga ebisambi ebiriko ebisago ebyamutuusiddwaakomuganzi we Nkuubi (ku kkono).  Ku ddyo ye bba Ssanyu bwe bamaze mu bufumbo emyaka mukaaga.

Mzee akubye muganzi we waya...

Nuwarinjuna yategeezezza nti alina omusajja e Mpererwe ayitibwa Sanyu ng’abasajja abalala aba abayiiya buyiiya. Yagasseeko nti obuzibu bwa Nkuubi buli...

Omukazi ayagala kunoba

NDI musajja mukulu era ne mukyala wange tumaze emyaka kumpi 45 nga tuli bafumbo. Naye kati mukyala wange ayagala kunoba.

Okuyingira amatumbibudde ki...

Mwana wange tokkiriza musajja kukusooka waka. Mpulira ennaku zino okomawo ssaawa 6:00 ez’ekiro, ate nti onnyuka ku ssaawa 12:00. Kati okyama wa awakumalira...

 Omwami n’omukyala Nsalabwa nga bali mu maka gaabwe e Kyebando.

Abasawo abamaze emyaka 50 m...

Abasawo abamaze emyaka 50 mu bufumbo bakulaga engeri gye muyinza okukikwasaganya nga mukola omulimu gumu

 Emikolo gy’okwanjula ginyuma naye gikakasa abafumbo ku bwannannyini bw’ebintu ebimu ng’ettaka ly’abafumbo.

Bw'ofumba nga balo tomwanju...

Omukyala amanyiddwa mu mateeka si y’afumbye emyaka emingi oba azadde ennyo abaana! Omukyala mu mateeka y’oyo eyayanjula omwami we mu bakadde be, oba eyasiba...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)