TOP

Buganda

Nnaabagereka Sylvia Nagginda asakidde Abasiraamu...

Nnaabagereka wa Buganda, Sylvia Nagginda asakidde Anasiraamu Kulaani n'emisaalo okuva ew'Omulangira Sheik Saeed bin Maktoom Rashid Almaktoum e Dubai

Olukiiko olutegesi olwa Bulungibwansi lufulumizza...

Abantu ba Kabaka bakubiriziddwa okweyiwa e Masuulita babeesebeese Ssaabasajja ng'olunaku lwa Bulungibwansi lukuzibwa.

Ssaabalabirizi omulonde Dr. Stephen Kazimba...

Ssaabalabirizi omulonde, Dr. Stephen Kazimba asuubizza okusigala ng'assa ekitiibwa mu Bwakabaka bwa Buganda

Katikkiro Mayiga abakubirizza okunnyikiza...

Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga akubirizza Ab'e Buluuli ne Ssese okunnyikiza obulimi kubanga teri mulimu mwangu ate nga bulimu amagoba

Ssaabasajja asiimye n'afuna densite

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II leero asiimye n'akwasibwa densite ye ab'ekitongole kya NIRA mu Lubiri lwe e Bbanda

Ekkobe lirwanira semi mu Bika by'Abaganda...

Ekkobe lidding'anye n'Ekinyomo mu mpaka z'Ebika by'Abaganda nga liwera kutuuka mu semi liddemu okuwangula ekikopo kino kye lyasemba okuwangula mu 2008...

Emizannyo giyamba okuleeta obumu mu bantu...

Omulangira Davis Wasajja, agambye nti ekimu ku bintu Buganda by'eyinza okuyitamu okugatta abantu gy'emizannyo

Buganda eyisizza embalirira yaayo ya buwumbi...

OBWAKABAKA bwa Buganda buyisizza embalirira y’Omwaka 2019/2020 ng’eno ya nsimbi 121,079,490,880/- nga kweyongera kw’ebyenfuna ebitundu 26 ku buli 100 okuva...

Abemmemba beekengedde Abekinyomo mu Bika...

Omutendesi wa Mmambe Kakoboza alabudde abazannyi be ku Kinyomo kye bazannya mu gy'Ebika

Trump alagidde amagye ge okumuwa pulaani...

“Tuva kwogera ku Iran kati mu lukiiko. Waliwo bingi ebigenda mu maaso Iran bye yeenyigiddemu nga yeefudde ey’ekitalo. Naye njagala okukakasa ensi yonna...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM