TOP
  • Home
  • Bukedde lwamukaaga

Bukedde lwamukaaga

EBIKULU MU BUKEDDE W'OLWOMUKAAGA

Awakanya Pulezidenti Paul Kagame owa Rwanda bamuttidde mu South Afrika mu bakambwe. Paasita Bugingo attunse ne mukyala we Teddy mu kkooti. Tukulaze engeri...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU...

Paasita Bugingo ayongedde okuvuluga mukyala we n’omwana. Tukulaze n’engeri gye yakyala mu bazadde b’omugole mu kyama.Bobi Wine olumutadde n’awera nga bw’agumye....

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU...

Tukulaze ebiri mu bubaka bwa Kabaka obwa Paasika, bw’avuddeyo ku balina obuyinza abasengula abantu ku ttaka.

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE NG’ALIMU EBIKULU...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga bajaganya.

BUKEDDE KU SSANDE YATUUSE DDA NG’ALIMU BINO...

Nnamwandu wa Sheikh Kirya bamukutte. ISO emugguddeko emisango ebiri.

Ebyayambye Abenakyo okussaawo likodi mu mpaka...

NNALULUNGI wa Uganda Quiin Abenakyo atikkiddwa engule ya Nnalulungi wa Ssemazinga wa Afrika mu mpaka za Nnalulungi w’ensi yonna (Miss World) mwe yakoledde...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA KU KATALE:...

Mulimu emiko egy’enjawulo ku Muhangi omuli n’abagagga ababiri; Drake Lubega ne Matovu Yanga bye boogedde.

Ddi landiroodi lw’alina okutunda ebintu by’omupangisa...

JUMA Ssemuddu ow’e Lweza yeevuma olunaku lwe yatunda ennyumba ye n’adda mu bupangisa. Agamba nti ne ssente ze yatunda mu nnyumba n’akolamu bizinensi zaamufaako...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU...

Omuwala wa bbanka eyabuze bamuzudde ng’attiddwa n’omulambo ne bagusuulira abazadde. Mulimu ebikwata ku kutwala Gavumenti mu kkooti olw’okuttibwa kw’omutabbuliiki...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE...

Abattira ku pikipiki bazingizza ofiisa wa poliisi. Abatebuse n’asimattuka. Mulimu ensonga 10 ezigenda okumulungulwa mu musomo gwa Ssenga oguli ku Freedom...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM