TOP
  • Home
  • Bukedde lwamukaaga

Bukedde lwamukaaga

Nnamwandu wa Mugisha owa FDC eyattiddwa abatemu...

Nnamwandu wa Mugisha owa FDC eyattiddwa abatemu ayogedde abikaabizza abakungubazi

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE...

Bazudde ebipya ku kuttibwa kwa Andrew Felix Kaweesi ebiwuniikiriza. Mulimu ebikyuse mu nnaku 100 Ochola z’amaze ng’aduumira poliisi.

Minisita Kasolo agugumbudde abamalira obudde...

Minisita avunaanyizibwa ku bibiina by'obwegassi Haruna Kyeyune Kasolo abamalira obudde mu kulwana entalo z'eby'obufuzi ne balemererwa okubaako kye beekolera...

Gaalubindi ‘entemeko’ ze zirya esswaga

GAALUBINDI ‘entemeko’ ezimanyiddwa nga ‘half shades’ gwe gumu ku misono egikutte akati ensangi zino.

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA ALI MU KATALE NG’AKULEETEDDE...

Amagye gazudde ebipya ebitiisa ku pisito eyakwatibwa ne Kitatta. Mulimu abaabadde bataayizza omuwala okumuwamba ku paaka ya takisi abaasimattuse...

Omugotteko gw’ebidduka gufiiriza buli Munnakampala...

BW’OBEERA oliko essaawa entongole z’olina okutuuka mu kifo kyonna mu Kampala n’emiriraano, olina okwewa waakiri essaawa bbiri ng’oli mu lugendo oba oli...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA KATALE...

Owooluganda lwa Susan Magara eyattibwa, gwe baakwatidde e South Afrika bamwogezza. Nga guweze omwaka bukya Andrew Felix Kaweesi attibwa, ekitongole ekikessi...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE...

Ebya Famire ya Moze Radio bitabudde Balaam n’ababuuza oba baabadde balowooleza kugaggawalira mu lumbe. Mulimu ebifaananyi bya Winnie Nwagi ng’amansulidde...

Ssekandi asiimye ebibiina bya Rotary mu kukulaakulanya...

OMUMYUKA wa Pulezidenti Edward Kiwanuka Ssekandi asiimye emirimu egikolebwa ebibiina bya Rotary n’agamba nti biyambye nnyo mu kutumbula embeera z’abantu...

Mesach Ssemakula ayanukudde abamulangira...

MESEACH Ssemakula (wakati) owa Golden Band ayanukudde abaludde nga boogerera ekibiina kye amafuukuule nga bagenderera okumulemesa.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM