OLWALEERO lunaku lw’Abasomesa mu nsi yonna wabula we lutuukidde ng’amasomero maggale olw’ekirwadde kya Corona.
ABAYIMBI batutte ssaabawolereza wa Gavumenti n’ekitongole ekivunaanyizibwa ku biweerezebwa ku mpewo ekya UCC mu kkooti nga bawakanya amateeka amapya ge...
MUNNAMAKKOLERO Steven Kayiwa nga y'akiikirira Bannamakkolero mu lukiiko lwa Buganda olukulu asabye gavumenti eyawakati erowooze ku ky’okuteekawo looni...
MINISITULE y'ebyobulamu egabidde abakozi mu b'omu nnimiro z'abachina abalimira omuceere mu Lwera n'abavubi b'oku mwalo gw'e Kamuwunga obutimba bw'ensiri...
OMUBUULIZI Mugoda asabye abantu okukomya okukudaalira abafu nga beefuula abanyoleddwa ku nkugulu nga munda basanyufu .
OMUSUUBUZI w’omu Kampala omututumufu asirittuse nga yaakatuuka mu maka ge agasangibwa e Najjeera, mu Munisipaali y’e Kira mu disitulikiti y’e Wakiso n’afa!...
AKAKIIKO akassibwawo okulwanyisa ssenyiga wa Coronavirus mu Kalungu aka COVID 19 Task Force akakulirwa RDC Caleb Tukaikiriza kalagidde abakuumaddembe okussa...
EMBEERA y'obujanjabi eyongedde okukaluubirira abavubi b'oku mwalo gw'e Kamuwunga mu Lwera e Lukaya mu Kalungu,amazzi bwe gasazeeko akalwaliiro mwe babadde...
MUZUKKULU wa Kakeeto e Bbaale mu Buddu Godfrey Mayanja Sseremba adduukiridde abavuzi ba bodaboda mu Bukoto Central e Masaka ne kiro z'obuwunga e 2000 nebiddomola...
Abatuuze b’e Kisoga ekisangibwa mu disitulikiti y’e Mukono bateeberezza omusaja okubeera omubbi wa ppikipiki ne bamukkakkanako ne bamukuba yenna nawulubala....