OLUBUTO luyinza okukuzimba ne lukutumbiira n’otuuka ne ku ssa ly’okukuba empiiyi ekintu ekiyinza okukumalako emirembe.
KKOOTI ejulirwamu etaddewo olwa nga April 24, 2019 okuwulira okujulira kw’abaali abakungu mu minisitule y’enguudo abaasibwa emyaka 10 olw’okwekomya ssente...
Jamal Flambo muto w’omuyimbi John Black amanyiddwa ennyo olw’engeri gy’ayimbamu ng’alinga omwana ayiga okwogera ataamidde mukulu we n’amutegeeza nti entalo...
Omusumba w’essaza lya Klezia Katolika ery’e Lugazi, Christopher Kakooza agambye nti si kirungi Abakristu okulondangayo ebintu ebikadde, oba ebitalina nnyo...
EKIMU ku bisoomooza abayimbi Bannayuganda abali ku kyeyo kwe kutumbula myuziki waabwe naddala wano ku butaka.
OMUPANGISA aloopye landiroodi ku poliisi y’e Kanyanya omusango gw’okwekobaana n’abavubuka abalala ne bamukuba ne bamuwogola oluba ng’agamba nti takyasobola...