Omuyimbi Pallaso bamuzingizza e South Africa ne bamukuba olw’ebigambibwa nti aliko omuwala eyabadde n’omusajja we gwe yabadde akwana.
ABAKKIRIZA n’abaawule essanyu ly’okufuna Omusumba omuggya lyabasitudde mu ntebe ne batandika okubuukabuuka manya okuzina mu ngeri y’okwebaza ekkula lye...
ABAVUBUKA Datala Ssenjako ne Charles Mutaasa Kafeero abaakabinja ka ‘Red Top Brigade’ abaalumbye Palamenti baatandika mu 2014 okwenyigira mu bikolwa by’efujjo...
EMBIRANYE ya bannakibiina kya NRM ne People Power eggulo yeeyongedde okweyoleka gye byaggweeredde nga Full Figure agudde Loodi kkansala Ssegirinya Mohammed...
FFIRIMU ki eyo gy’olaba ekututte ebirowoozo? Ekinsanyusizza okitegedde nti bwe mba ndaba ka “After” saagala anzigya ku mulamwa kuba ne bwenkalaba emirundi...
MINISITA w’ebyempuliziganya Judith Nabakooba asabye Bannayuganda okwewala enjawukana mu byobufuzi, ze yagambye nti ziremesa abantu okuganyulwa mu ntekateeka...
EKITONGOLE ekirondoola ebyobulamu okuva mu maka g’obwa Pulezidenti ekya Health Monitoring Unit, kikutte abasajja babiri abateebeerezebwa okuba mu kabinja...
EBIKONGE bya DP ebikulembeddwa eyali Pulezidenti, Dr. Paul Kawanga Semogerere ne bannaddiini abakulu mu ggwanga batandise ku nteekateeka y’okutabaganya...
POLIISI ekutte omusajja agambibwa okukuba Imaam w’e Iwemba, Bugiri Sheikh Masuudi Mutumba amasasi agaamusse n’atwala abasirikale gye yabadde akwese emmundu....
Omulamuzi wa kkooti ya Buganda Road Stella Amabirisi agobye omusango ogubadde guvunaanwa omutegesi w'ebivvulu Andrew Mukasa amanyiddwa nga Bajjo oluvannyuma...