TOP

Bukedde

Owoomusolo bamukutte ‘asolooza’ muk’omusajja...

Basiime nga y’alina ttenda y’okusolooza emisolo mu Town Council y’e Kakoba mu Mbarara baamukutte ne Asiat Tukamushaba mukazi wa Ronald Nyesigamukama.

Zambia ezzeemu okujoogera Uganda Cranes e...

Baasisinkanye mu mupiira gw’omukwano, Zambia n’eguwangulira ku ggoolo 1-0.

Kananura azzeemu okuwerennemba n'ogwokutta...

Oludda oluwaabi lutegeezezza nti lugenda kulaga omulamuzi engeri Desh ne banne gye bakubamu omugenzi Kateregga nemutta oluvanyuma lw'okumusanga ng'alina...

Mutaawe bba wa Sharitah tamatidde na nsala...

EYALI bba wa Sharitah Mutaawe, Richard Kiwanuka Mutaawe ayolekedde okusibwa singa alemererwa okusasula 550,000/- ezaamusaliddwa kkooti buli wiiki.

Trump oba Clinton; Bombi bawera, abawagizi...

Ku bukadde bwa ddoola 100 Trump ze yasuubiza okussaawo, kigambibwa nti yakozesezza obukadde bwa ddoola 70 ssente endala ezisoba mu ddoola obukadde nga...

Besigye alemeseddwa okugenda e South Africa...

Dr.Kizza Besigye eyavuganyako ku bwa pulesidenti akukulumidde nnyo poliisi ya Uganda okumugaana okuva e wakaawe okugenda e South Africa.

Ogwa Mulindwa okukuba Munnamawulire gwongezeddwayo...

Kooti e Masaka eyongezezaayo omusango gwomwogezi we kibiina kya NRM Rogers Mulindwa ogwokukuba munnamawulire we Masaka Edward Bindhe okutuuka nga 7/12/2016....

Kayihura akyusizza abaserikale

OMUDUUMUZI wa poliisi mu ggwanga, Gen. Kale Kayihura akoze enkyukakyuka mu baserikale n’akyusa abaserikale 69 okuva mu ofiisi ze babaddemu.

Ab’amasomero agaggaddwa balumbye Palamenti...

“Amasomero gano gali 63 mu ggwanga lyonna, gasomesa abaana 12,000. Kkooti yalemeddwa okutegeera kye tuyitamu, kwe kusalawo tujje ku Palamenti kubanga abantu...

Nfuna ensonyi okutunuulira omuntu

Yee..olinayo omuntu yenna akuyiisa olutiko ng’omulabye. Nedda sinnamufuna nkyanoonya ssente.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1