TOP

Bukedde

Yii, naye Imaam!!!

EMMESE zaagudde ekiyiifuyiifu ku sitookisi za Imaam Sowedi ne zizirumaaluma katono zizimalewo.

Gwe naleeta okummalako ekiwuubaalo annumye...

NZE Ruth Tukamushabe 32. Mbeera Busega. Nafumbirwako ne nzaala abaana babiri wabula ne nnemwa okukwatagana n’omusajja ne mmuviira nga nkooye enneeyisa...

Omutindo gwa Pogba tegugya mu ssente zaamug...

Wiiki ewedde omubaka wa Palamenti, Abdu Katuntu yataasizza Uganda obuwumbi obukunukkiriza mu 50, Abachina abaazimba enguudo ze baali beezibise.

KCCA FC ewangudde Police FC n'eremera ku...

Geoffrey Serunkuma ne Derick Nsibambi baayambye KCCA FC okusigala ku ntikko ya liigi ya Azam Super League bw’ekubye bwe baagiteebedde ggoolo ssatu ku kisaawe...

Eddagala ly’obutwa lirwazizza abakozi 60...

ABAKOZI 60 ku faamu y’ebimuli baddusidddwa mu ddwaaliro e Bulaga okujjanjabibwa oluvannyuma lw’okuwunyiriza eddagala ly’obutwa eryateereddwa mu bimuli....

Ow'emyaka 54 akwatiddwa lwa kusobya ku bawala...

OMUKULEMBEZE mu kkanisa y'abalokole poliisi emukutte lwa bazadde kumulumiriza okusobya ku baana baabwe.

Munnabyamizannyo Patrick Luwandagga asadde...

ANDREW Patrick Luwandagga, abadde akulira ebyemizannyo ku UBC TV afudde!

Kanaabe bamukutte asinda omukwano ne muk'omusajja...

SSEMAKA akutte mukyala we ng’asinda omukwano ne kanaabe ow’emyaka 18 ng’ate ye alina 45, mu nnyumba ze bapangisa. Baabadde Bukasa mu Tebaleka Zooni.

Beeyiye ku Kkanisa okusabira bazadde b'owa...

NNAMUNGI wa bantu yeeyiye mu kkanisa ya St James e okusabira emyoyo gy'abagenzi Justine Ligyalingi Snr. ne mukyala we Florence abaafiiridde mu kabenje...

Eyabba embuzi za mulirwana asibiddwa emyaka...

OMUVUBUKA eyabba embuzi za muliraanwa we bamusindise mu nkomyo e Luzira yeebakayo emyaka ebiri (2).

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1