TOP

Bukedde

Akeetalo mu paaka za takisi ne bbaasi mu...

Akeetalo mu paaka za takisi ne bbaasi mu Kampala ng'abayizi badda ku masomero

Ab'e Kamuli babangudde ku bukodyo bw'okucangamu...

ABATENDESI abeegattira mu kibiina kya Uganda Football Coaches Association baasomesezza abavubuka b'e Kamuli mu disitulikiti y'e Wakiso obukodyo bw'okucanga...

Bapulo abatazannya batiisizza Micho ku mupiira...

OMUTENDESI wa Cranes, Micho Sredojevic ali mu kutya olw’abazannyi kw’asibidde olukoba obutazannya mu ttiimu gye bali.

Abiyizi ba Pulayimale ne 'Secondary' bazzeeyo...

Abiyizi ba Pulayimale ne 'Secondary' bazzeeyo mu masomero

Bazzukulu ba Ssekabaka Chwa basitudde enkundi...

BAZZUKULU ba Ssekabaka Daudi Chwa II baagala obuse 20 n'obuwumbi 300 okuva eri Gavumenti mu ttaka lya jjajjaabwe Ssekabaka Chwa II eritannabaddizibwa n'okutuusa...

Dangote omugagga w'e Nigeria alamuza Arsenal...

NAGGAGGAAliko Dangote azzeemu okwesimba mu kugula Arsenal. Omunigeria ono enteekateeka ze yazanjudde ali ku ttivvi emu mu New York mu Amerika n'ategeeza...

Gavt. esiimye Micho n'obukadde 50

Omutendesi wa Cranes, Micho Sredojevic agudde mu bintu Gavumenti bw’emuwadde obukadde 50 ng’emusiima okuyisaawo Cranes mu z’Afrika.

Enfa ya kansala w'e Mukono ekubye aba DP...

Abawagizi b’ekibiina kya DP mu munisipaali y’e Mukono baaguddemu encukwe ku Lwomukaaga bwe baakedde okufuna amawulire g’omu ku bannaabwe abadde kansala...

‘Naliwo nga Lt. Col. Nasur asogga taata ekiso...

Wayise emyaka 44 bukya eyali meeya w’e Masaka, JosephWaligembe attibwa Lt. Col. Nasur Abdallah mu nkambi e Kasijjagirwa bwe yamutunga ekiso. W’osomera...

Ab'e Mmengo balambudde olubiri lwa Namasole...

OMULIMU gw’okumaliriza Olubiri lwa Namasole wa Buganda gwongeddwaamu amaanyi nga mu bbanga ttono lugenda kuggyibwako engalo lutandike okukakkalabizaamu...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM