TOP

Bukedde

Ssebaana alese azimbidde muganzi we loogi...

SSEBAANA agenze okufa ng’alina k’alese akoledde omu ku bannamwandu be, Nnaalongo Rose Nabirye eyamwanjula e Mbale.

Alumbye mukazi we eyanoba n'amukuba ennyondo...

KIYINGI olwategedde nti eyali mukazi we gw’alinamu abaana ababiri afunye omusajja omulala, era bategeka kwanjula mu September, yakutte ennyondo n’amulumba...

Paasita Nyanzi ayawukanye ne Nnalongo we...

Omusumba Henry Nyanzi owa Seeta Victory Church atabuse ne mukazi we owempeta eyaakazaala abalongo n’awasa omukazi omulala mu nkukutu.

Eyatendekako Cranes muyi

TIMOTHY Ayiekoh, omu ku baatuusa Cranes ku fayinolo y’empaka za Afrika mu 1978 e Ghana, ali ku ndiri.

Ssebaana n’ebigambo ebinaamujjukirwako

EKISEERA John Ssebaana Kizito ky’amaze ku nsi, abadde musajja abadde tawulira muntu amwogerako kibi n’atamwanukula.

Kkooti egobye okusaba kw’Omulangira Wasajja...

KKOOTI y’ebyettaka egobye okusaba kw’Omulangira David Wasajja ku musango ogwamu­wawaabirwa Muhammed Kasasa ng’amuvunaana okukozesa ekifo kye mu kitongole...

Abantu 40 bebakkiriziddwa ku ntaana ya Ssebaana...

Abategesi baategeezezza nti kino baakikoze okukakasa nti ku ntaana tekuba kavuyo olw’abantu abangi abeetabye mu kuziika era nga okwogera n’okusaba n’emikolo...

Abaasimye entaana ya Kakoma babbye obwongo...

ENTAANA y’eyayiiya oluyimba lw’eggwanga, Polof. George Wilberforce Kakoma emaze n’esimulwa ne basanga ng’omulambo gwe mweguli kyokka ng’ekitundu ky’omutwe...

Omulambo gw'omubaka Kaudha guggiddwa mu ggwanika...

Kigambibwa nti omubaka abadde n'olubuto lwa myezi ettaano nti lwe lwavuddeko okulinyisa puleesa eyamusse.

Mugisha y’ani ayagala okulyawo ekibiina kya...

Crispus Mugisha avuddeyo n’ategeeza nga bw’agenda okulyawo ekibiina kya Rich Gang kuba abasinga abakirimu balukebe ng’ate ye ayogeza doola.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1