TOP

Bukedde

Bukedde Ttivvi ne Emirates bakuzzaayo abantu...

BUKEDDE TTIVVI ezzaayo abalabi baayo e Dubai mu kazannyo akatuumiddwa ‘Tukuzzaayo e Dubai’ nga kagenda kutandika ku lwa Mmande February 20, 2017.

Amakolera agatulugunya abakozi gaakuggalwa...

ABAKULIRA ekibiina ekirwanirira embeera z’abakozi ekya COFTU balangiridde nti bagenda kutalaaga ebifo ebikolerwamu omuli amakolero, amakampuni n’ebirala...

Gavumenti ekakasizza okubunyisa amasannyalaze...

Gavumenti ekakasizza okubunyisa amasannyalaze Kayunga yenna

Obugazi bunsusseeko: Baze tantuuka

NDI mugazi naye ate baze mutono, Nsaba kumpa ku magezi kuba mmwagala okukamala.

Omwoleso gw’ebyobulimi gwa nkya

WEEMA omugenda okussibwa emidaala gy’aboolesa mu mwoleso gwa Vision Group etwala ne Bukedde ogw’ebyobulimi e Namboole ziwanikiddwa. Leero abanaayolesa...

'Bannayuganda amafuta gaakutandika okubaganyula...

Minisita avunaanyizibwa ku byobugagga eby’omu ttaka n’amasannyalaze, Irene Muloni agumizza Bannayuganda nti amafuta gaakutandika okubaganyula mu 2020 nga...

Abantu 2 bafudde basima nnayikonto e Mpigi...

ABATUUZE b’e Nama mu muluka gwe Luvumbula e Kiringente mu Mpigi baguddemu ekikangabwa abasajja babiri ababadde basima nnayikonto ekiziyiro bwe kibatidde...

Abantu bacoomedde Bebe Cool e Nansana

BEBE Cool ayombedde ku bbaala ya Big Zone e Nansana abadigize ne beecanga ne bamugamba abayimbire kubanga baabadde bazze kucakala.

Bwaise mu bulungi ne mu bubi

ENKUBA etandiikirizza okutonnya yeewanisizza abatuuze emitima mu bitundu by’omu Kampala eby’enjawulo ebyanjaalamu amazzi.

Ab’omu Sydney baddukidde mu mazzi bawone...

Ekiri mu Australia, kisa kinegula olw’omusana ogususse ng’oyinza n’okulowooza nti enjuba yaseeseetuseeko katono n’esemberera ensi olw’ebbugumu eringi nga...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1