Batemudde omuwala omulala ne bamusuula mu kirombe ekiyitibwa Kayiira e Nkumba - Ntebe: Abatuuze banyiivu
Phillip Wokorach, muzannyi wa rugby ku ttiimu y'eggwanga eya Rugby Cranes. Yakutte kyakubiri ku ngule ya USPA, eya munnabyamizannyo w'omwaka oguwedde....
EKIKONDE kata kinyooke wakati w’omuwuubi w’ekitambaala n’abawagizi ba Juba Boys Fc ekiviiriddeko omupiira okuyiika.
Nyanzi ng’akyegaana, omuwala obwedda addingana ebigambo ebirumiriza nti: Ye ggwe, musajja ggwe teweegaana, wampadde lifuti n’onsobyako!
SIZONI olukubye kkoodi abalimi ne batandika okwetegeka okusiga. Abaasangiddwa nga baasambula bali mu kaweefube w’akumalira nsigo mu ttaka kyokka eriyo...
OKULIMA gumu ku mirimu egisobola okukuyamba okukyusa embeera ssinga weewaayo n’okugukola ng’ogwagala.
Ekintu ekisinga okutta omutindo gwa wootameroni okusinga kiva ku bugayaavu bw’abalimi.
AKEEDIIMO k’Abalamuzi n’abakozi abalala ab’ekitongole ekiramuzi kayingidde wiiki eyookubiri okuva lwe kaatandise ku Lwokutaano, abalamuzi bwe baagaanyi...
Batabani ba Kitunzi e Gomba baataddewo likodi empya mu mipiira gy’Amasaza ga Buganda bwe baafuuse ttiimu ekyasinze okuziwangula
OMUGENZI Herman Basudde yayimba nti akyalina nnyina teweeyibaala kitaawo asobola okukyuka obudde bwonna nga nnyoko akugabye awalala.