TOP

Bukedde

Eyakutte mu mannyo g’empologoma alula

OMUSAJJA amize ppini n’asooberera omujaasi Gilbert Atukwase n’amusikako essimu y’omu ngalo n’adduka abantu abaamulabye kye baayise okukwata mu mannyo g’empologoma....

Ab’e Kawempe tebatya kulwala!

ABATUUZE b’omu Kawempe tebatya kulwala kkolera? Laba bano abaana abaasangiddwa mu Kakungulu Zooni mu muluka gwa Kawempe 1 nga basena amazzi amacaafu mu...

Amazina ga bawala ba Lucky Boy gatadde abadigize...

AMAZINA g'abawala abazinyi mu kibiina kya Lucky Boy International gaasonsomodde abadigize abeekazaako erya Team no Stress.

Ono nnakawere bbebi tamulemya kucakala

ONO nnakawere omumma ekirala naye n’otomulemesa kucakala. Wadde yabadde alina bbebi, yamusibiridde amata mu nnywanto naye era nga tasigadde waka.

Ebyana bitaayizza Chamilli ‘n’alobera’ ku...

EBYANA bitiguse mu bbaala ne biremesa Chamilli okuyimba.

DJ Nimrod engule agisuza mitwetwe

OMUTABUZI w’emiziki mu Club Amnesia engule gye yawangula agikuuma nga kalira ka mwana era asigazza kupangisa muserikale kugikuuma.

Eyankwana awera kunnemya ddya

NZE Olivia Nabasaagi nnina emyaka 25. Mbeera Kagoma nnina abaana babiri. Nali musanyufu n’omwagalwa wange okutuusa lwe wajjawo omusajja eyankwana.

Bassebo, mwasomera wa obukebezi?

OMUYIMBI Geofrey Lutaaya olwasuddemu ‘Abamanyi omukwano bwe mutyo, mwasoma nnyo era mwebale nneebaza nnyo abaami abacakala ne bakyala baabwe ... olwo abantu...

Ssegujja totya kuddamu afande?

AFANDE OC ndi mulwadde, era nnumizibwa, eky'okunsiba tekinzigyisaako ddembe lyange, n'ampawaabidde mutuggalire ffembi naye aggulweko ogw'okutwalira amateeka...

Irene akulukusizza amaziga lwa bantu abamwogerako...

IRENE Ntale atangaazizza ku byogerwa nti ayagala kwabulira kibiina kya Swangz Avenue. Agamba nti kino takisobola kubanga bamuggye wala.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1