TOP

Bukedde

Ekirombe gwe kibuutikidde n'afiiramu alese...

OMUVUBUKA ekirombe gwe kyabuutikidde n’afiiramu alese ow’olubuto lwa myezi munaana.

Eyabadde avundira mu nju akubye ku matu

EMBEERA y’omusajja eyabadde avundira mu nnyumba e Kannyogoga mu ggombolola y’e Nagojje mu Buikwe Maama Fiina gwe yadduukiridde n’amutwala mu ddwaaliro...

Afudde ne bba nga bava ku "hanemuunu"

Bano be baagalana Grace Namatovu 24, ne bba Cedrick Yebale 28, babadde bava e Fort Portal okudda e Kampala era tebatuuse.

Wuuno kanyama wa Desire Luzinda ayakulembedde...

KANYAMA w’omuyimbi Desire Luzinda eyakulembedde abakubi ba kibooko abaatutte entyagi Lord Mayor, Erias Lukwago n’ababaka okuva mu katale ka Park yard,...

Eyatwala omuyizi ku kyeyo n'afiirayo ali...

KKOOTI y’e Lugazi esindise Aggrey Mirondo ku limanda e Lugazi ku musango gw’okukukusa omuyizi Betty Namaganda Kwagala n’amutwala mu ggwanga lya Oman n’afiirayo....

BUKEDDE W’OLWOKUSATU ALIMU EBIKULU BINO BITAANO...

Tukulaze abagagga bataano abatabuse mu kugabana Nakivubo. Mulimu n’engeri abaagobeddwa ku Park Yard gye batandise okweyiiya. Abagole ababadde bava ku hanemuunu...

Njoya okwegatta buli kiseera

NJAGALA okwegatta n’omukazi buli kiseera era ssaagala kukola. Kino kiva ku ki? Nnina emyaka 25.

Lwaki abalongo bange beeveera?

ABALONGO bange bawanvu ddala okwenkana engalo naye bwe mba sibakutteeko okumala omwezi baddayo. Kino kiva ku ki, era nkole ntya?

Weetegereze gw’ogenda okukola naye obufumbo...

ENNAKU zino obufumbo bungi bwa kisaazi. Abantu bangi abayingira obufumbo naye nga tebamanyi kye butegeeza.

Ebbaala ezimeruka ng'obutiko ziyombezza ab'e...

ABATUUZE b’omu muluka gwa Makerere III e Kawempe balumirizza nti ebbaala ezimeruka mu kitundu ze zivuddeko ebikolobero, obumenyi bw’amateeka n’obucaafu...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1