TOP

Bukedde

Pulaani ya Park Yard teri mu mateeka - KCCA...

AMYUKA omwogezi wa KCCA, Robert Kalumba yategeezezza nti tewali pulaani yonna KCCA gye yali ekakasizza egenda kugobererwa mu kuzimba ekisaawe ky’e Nakivubo....

Gwe basanze n'essimu eyakozesebwa okutta...

POLIISI ekutte omusajja eyasangiddwa n’essimu eyakozesebwa okukubira abawala Abachina abattibwa mu Kikoni - Makerere oluvannyuma lw’okubaggya mu bifo gye...

Omuyimbi San Yo ne Hajjati Bibuuza bali bulala!.....

Omuyimbi San Yo oba abala ka ki ne Hajjati Madiina abangi gwe bamanyi nga Bibuuza??

China ewadde Uganda ensawo z’omuceere 119,600...

OFIISI ya Katikkiro ne Minisitule y’Ebyobulimi n’Obulunzi bawadde Bannayuganda essuubi nti tebagenda kuddamu kulumwa njala nga bwe kibadde.

Alumirizza bba okutta omwana waabwe

OMUVUBUKA avudde mu mbeera n’atta omwana w’e Ndejje - Mirimu mu Munisipaali y’e Makindye Ssaabagabo lwa kutabuka na mukazi we obusungu n’abuzza ku mwana....

Mayanja Nkangi mulwadde muyi

EYALI Katikkiro wa Buganda, Mayanja Nkangi 86, tali mu mbeera nnungi mu ddwaaliro lya Nakasero Hospital gy’ali mu kujjanjabibwa obulwadde obumumazeeko...

Tanga Odoi agobye ebiwandiiko bya Watongola:...

Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu NRM, Dr. Tanga Odoi awadde abadde omubaka wa Munisipaali y’e Kamuli, Hajjati Rehema Watongola amagezi yeesimbewo ku...

Kagina ne Musisi bayitiddwa okunnyonnyola...

DAYIREKITA wa Kampala Jennifer Musisi Semakula n’akulira ekitongole ky’enguudo ekya UNRA, Allen Kagina bayitiddwa olwaleero mu Palamenti bannyonnyole omulimu...

Ssaalongo yanzirukako n’andekera abalongo...

BANNANGE nze kino ekyantuukako sikitegeera. Ssaalongo wange ekirabo ky’okumuzaalira abalongo kye yansasula na guno guliko kikyambobbya omutwe, anti yandekera...

URA FC eyanjudde Kirya ng'omutendesi waayo...

Omutendesi Ibrahim Kirya alidde nga mulimi oluvannyuma lwa kiraabu ya URA FC okumulonda okugitendeka ng’adda mu bigere bya Kefa Kisala eyagobeddwa ku Mmande....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1