TOP

Bukedde

Baleppuka na gwa kubba mafuta mu ttuleyini...

NGA tewanayita wiiki ng’abakozi b’ekitongole ky’eggaali y’omukka baakava mu kwekalakaasa olw’okugoba bannaabwe ku bigambibwa nti benyigira mu bubbi...

Owasipensulo bamutugidde mu kibira e Kiboga...

OMUVUZI wa sipensulo e Kasangati attiddwa abamusse omulambo gwe ne bagusiba ku muti mu kibira e Kiboga.

Ebintu 45 eby’ebyafaayo mu nsiitaano ya Clinton...

BIIBINO ebintu 50 ebifudde akalulu ka Amerika akaakubiddwa eggulo ak’ebyafaayo.

Abatuuze bawambye tulakita ebadde ebasenda...

POLIISI n’abatuuze bazingizza ttulakita ebadde ereeteddwa abamu ku b’oludda olukaayanira ettaka okusenda ebibanja ng’omusango gukyali mu kkooti.

Clinton akkirizza okuwangulwa

Hillary Clinton akubidde Donald Trump akasimu akamuyozayoza olw'okuwangula akalulu kebavuganyizzaamu bombi, namuwangula.

Donald Trump ye Pulezidenti wa America

Donald Trump ye Pulezidenti wa America omulonde.

Ekikwekweto kya Fika Salaama kituuse mu Kampala...

Akulira ekitongole kya poliisi eky’ebidduka Dr. Steven Kasiima yagambye nti ekikwekweto kya Fika Salaama kyagoba baddereeva bangi ku luguudo lw’e Masaka...

Engeri okulaba obutambi gye kunafuyizza abasajja...

ENSANGI zino okulaba obutambi naddala obw’obuseegu mu bavubuka bagufudde musono era atabulaba bamutwala okubeera ffala atatambula na mulembe.

Bukedde ampadde omukazi nnamba 2

Gye buvuddeko nagenda okulaba ng’ embeera eyitiridde okunyigiriza kwe kusalawo okuddayo mu Banoonya.

Famire yange ekoze kinene okundabirira

Wabula obuzibu we bwava ku ntandikwa y’omwaka guno waliwo omulwadde gwe nali nzijanjaba akafuba n’akansiiga.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1