'Mbakubiriza okuzannya eby’obufuzi eby’ekintu kiramu nga temusiiga bannammwe nziro wabula okutegeeza abantu enteekateeka ze mulina ez’okukulaakulanya abantu...
EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera kubisimbira kkuuli.
Kabaka akwasizza abazannyi ba Bulemeezi amayinja ag'omuwendo ng'abayozaayoza okuwangula amasaza
Ttiimu ya Buddu erabudde eya Busiro okugenda e Masaka nga bakimanyi nti baawanguddwa dda mu mpaka z'Amasaza ga Buganda.
Amasaza ag'enjawulo galwanira semi y'empaka z'Amasaza
Essaza lya Buddu liwangudde Bulemeezi mu mipiira gy'Amasaza ne liwera okufiira ku Mawogola lisobole okwesogga 'quarter'
LEERO, Obuganda bwakweyiwa mu kisaawe e Bukalasa mu ssaza ly’e Bulemeezi okubugiriza Ssaabasajja Kabaka Mutebi bw’anaaba aggalawo emipiira gy’Ebika.
Katikkiro akubirizza abalimi abato okulabira ku bayitimuse
Ab'e Bulemeezi balaze essanyu nga baaniriza Kabaka ku lunaku lw'abavubuka