TOP

Bungereza

Kkwiini akooye! Agenda

KKWIINI wa Bungereza akkirizza okwawuza ku buyinza bwe abuwe mutabani we Omulangira Charles.

Bawakanyizza ebivudde mu bululu

Abawagizi abamu beebuuza lwaki Man City ne ManU tezeesisinkanako ku 'quarter' ya League Cup.

Omulabirizi Lubowa akyalidde Mutebi e Bungereza...

E Bungereza yayaniriziddwa Abakristaayo ne Rev. Nathan Ntege. Mu maka ga Ntege Omulabirizi Mutebi ne mukyala we Milly Mutebi gye babeera okuva mu July...

Dortmund enywezezza Sancho

Dortmund eyongedde Sancho endagaano n'emuweerako n'omusaala omusava.

Big Eye omuziki gwe Uganda gumukeese

OMUYIMBI Big Eye omuziki gwe Uganda gw’andiba nga gumukeese n’adduka. Asibidde Bungereza gye yafunye obubudamo. Oba yagenze kukuba kyeyo, oba kulaba maama...

Boris Johnson alidde obwakatikkiro wa Bungereza...

Johnson awangudde n'obululu 92,153 ate munne Jeremy Hunt bwe babadde ku mbiranye n'afuna obululu 46,656.

Bannayuganda e Bungereza bakuzizza olunaku...

Bannayuganda abeegattira mu kibiina kya Uganda Croydon Catholic Community ekisangibwa e Croyodon mu South London bajaguzza olunaku lw'Abajulizi nga 09/06/2019....

Abazannyi ba She Cranes bali mu kutendekebwa...

Abazannyi ba She Cranes, ttiimu y'eggwanga ey'okubaka, bali mu kutendekebwa okwa kaasammeeme nga beetegekera World Cup

Katikkiro wa Bungereza bamukase okulekulira...

KATIKKIRO wa Bungereza Theresa May ofiisi emutudde mu kifuba n’alekulira. Alangiridde nti agenda kuwaayo ofiisi mu wiiki bbiri okuva olwaleero.

Emikolo gy'okutegeka olunaku lw'Abajulizi...

BANNAYUGANDA abeegattira mu kibiina ekimanyiddwa nga Uganda Cryodon Catholic Community ekisangibwa ku njegoyego z'ekibuga London bali mu keetalo nga beetegekera...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1