Emojong, kitaawe w’omwana agamba nti, muwala we yatandika okulwala nga yaakamala ennaku ssatu zokka ng’azaaliddwa mu December wa 2017, n’abeera ng’atawaanyizibwa...
Sarah Namaye gwe baayiira asidi olwa bizinensi asaba buyambi yeetuuseeko ttanka yeebeezeewo ne mutabani we.
Abazadde abatalina buzobozi baakuyambibwako okusomesa abaana baabwe n'okuzimba enju.
OMUWANDIISI w’Obulabirizi bwa Kampala, Canon John Awodi asabye abantu okwongera okusabira Omulabirizi omubeezi owa Kampala, Bp. Hannington Mutebi
OMUWALABU omugabirizi w'obuyambi akyadde kuno n'akwasa abatuuze b'e Nkozi mu Mpigi eddwaaliro n'essomero by'abazimbidde.
Yagambye nti eddwaaliro lino liyamba abantu bangi mu disitulikiti ssaako n’abo abakozesa oluguudo lw’e Bugerere naye obuyambi Gavumenti bw’ebawa butono...
Omwana Hadijah Namuganza eyazaalibw an'amagulu 4 ali ku bulumi bwa kkundi erikyetaaga okulongoosa