TOP

Buyindi

Akwatiddwa n'enjaga ku kisaawe e Ntebe

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano, Luke Owoyesigyire yagambye nti Ssemwogerere yagenze ku kisaawe ng’akutte sanduuke ye wabula abaserikale...

Ekijjukizo kya Mahatma Gandhi kiyambye okutumbula...

Ekijjukizo kya Mahatma Gandhi eyarwanirira obwetwaze bwa Buyindi ekyazimbibwa e Jinja kitumbudde eby’obulambuzi mu kitundu kino ne kiyamba n’okulaakulanya...

Gavumenti okuleeta ebizibiti mu gwa Bobi...

OMULAMUZI Yunus Ndiwalana owa kkooti ento e Gulu alagidde bambega ba gavumenti abali mu musango gw’omubaka wa Kyadondo East, Robert Kyagulanyi (Bobi Wine)...

Abalwadde b'amaaso balongooseddwa e Masaka...

Abalwadde b'amaaso agaali gaaziba bazzeemu okulaba

Bebe Cool be yasasulidde okulongoosebwa emitima...

ABAANA abalwadde b'emitima, Bebe Cool be yasasulidde okulongoosebwa basitudde leero okugenda mu Buyindi.

Embeera ya bbebi w'omukozi wa Bukedde eyongedde...

BBEBI wa munnamawulire wa Bukedde Mahd Lusiba eyalwala obwongo abasawo ne bamusindika agende e Buyindi alongoosebwe obwongo embeera ye yeeyongedde okwonooneka,...

Katikkiro wa Buyindi afuuye Oluganda mu Palamenti...

KATIKKIRO wa Buyindi Narendra Modi aleese akabuguumiriro mu palamenti ya Uganda bw’ayogereddeyo Oluganda ababaka ne bamukubira emizira.

Nambooze alongooseddwa evviivi

BETTY Nambooze Bakireke alongooseddwa evviivi era abasawo bamuwadde wiiki bbiri nga talinnya wansi asobole okuwona obulungi.

Katikkiro wa Buyindi atuuse mu Uganda ku...

KATIKKIRO wa Buyindi Narendra Modi atuuse mu Uganda ku bugenyi obw’ennaku ebbiri mw’agenda okwogerera eri palamenti n’Abayindi ababeera mu Uganda n’okussa...

Abayindi bawabudde Uganda ku nsuubulagana...

GAVUMENTI ya Buyindi egenda kussaawo ekitongole ekigenda okuvunaanyizibwa ku nkolagana yaayo ne Afrika naddala mu by’obusuubuzi era esabye Uganda okufuna...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM