TOP

Buyonjo

Raila Odinga addukidde mu kkooti ku by’akalulu...

RAILA Odinga yeefukuludde n’addukira mu kkooti ensukkulumu okuwakanya obuwanguzi bwa Uhuru Kenyatta ku bwapulezidenti wa Kenya.

By'obadde tomanyi ku Uhuru ne Odinga ababbinkana...

By'obadde tomanyi ku Uhuru ne Odinga ababbinkana mu kalulu k'e Kenya. Soma wano olugendo lwabwe mu byobufuzi bya Kenya

Bannakenya bakedde kukuba kalulu k'Obwapulezidenti...

BANNAKENYA bakedde enkya ya leero okweyiwa mu bifo ebironderwamu okukuba akalulu wakati mu kwerinda okw’amaanyi n’obunkenke obutuusizza abamu ku bannansi...

Ow’akakiiko k’ebyokulonda e Kenya eyabula...

BANNAKENYA baguddemu ekyekango omukungu w’akakiiko k’Ebyokulonda bw’asangiddwa ng’atugumbuddwa oluvannyuma lw’ennaku ssatu ng’abuziddwaawo.

Odinga ayingizza Magufuli mu kalulu

Ralia Odinga ayongedde ebirungo mu kampeyini bw’ategeezezza nti alina enkolagana nnungi ne Pulezidenti wa Tanzania, John Pombe Magufuli era omukwano gwabwe...

Bwe mpangulwa nja kuta obuyinza - Uhuru Kenyatta...

PULEZIDENTI Uhuru Kenyatta yeeyamye okukkiriza ebinaava mu kulonda kwa wiiki ejja n’asuubiza okuwaayo obuyinza singa anaaba awanguddwa mu mazima n’obwenkanya....

Amyuka Uhuru asimattuse abazigu b'emmundu...

OBUNKEKE bweyongedde e kenya ng’ebula wiiki emu yokka okutuuka ku kulonda kwa Pulezidenti, abazigu bwe balumbye amaka g’omumyuka wa Pulezidenti, William...

Gavt. etiisizza okuvunaana Raila Odinga

AKALULU k’okulonda pulezidenti wa Kenya keeyongedde ebbugumu.

Ababaka balabudde Gav't ku kulonda kw'e Kenya...

ABABAKA bawadde gavumenti amagezi okutandika okwetegekera ebizibu by’ebbula ly’amafuta g’emmotoka ebiyinza okugwa mu Uganda olw’okulonda kw’e Kenya okubindabinda....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM